Nesunze - Lil Kay 256

Nesunze

5.0 of 5 stars
16 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nesunze Lyrics

VERSE 1Ebigambobyo byo bitono,Enjogerayo, yo ya Simbo,Nakulabirawo nze muntandikwa,Beiby nze nentyamuNga bulinkera nyimilila mumulyango,Kibubu ntere nkulabe,Bulikumakya nga ogendawo,Mukwano okunaba face,Ohho oh nga oyambade ekinu kyo,Kiri ekya black and white,Kale laba walinga onkuba,Nayenga nze sikugamba,Naye........... Chorus Nesunze okufumbira etooke,Nesunze okuzalira omusika,Nesunze nkutwaleko ewaka,Nesunze okubera naweVERSE 2Lwakya lumu,Noyogerako nange,Nenzigwamu amagezi,Kuba nalimanyi tekisoboka,Wayita mbale, nongamba onjagala,Era awo twafuka bamikwano,Era guno omukwano,GugyakuwangalaChorus Nesunze okufumbira etooke,Nesunze okuzalira omusika,Nesunze nkutwaleko ewaka,Nesunze okubera naweVERSE 3Wangamba ongyagala,Kati tongyiwa,Eno love leka tugyivuge,Tusalize abatalina,Kankutwale ewaka,Onkube kadaali,Newetuliba tukadiye,Olibera nangeChorusNesunze okufumbira etooke,Nesunze okuzalira omusika,Nesunze nkutwaleko ewaka,Nesunze okubera nawe × 2

Top Songs

Kagwirawo