Exercise - Sheebah

Exercise

4.3 of 5 stars
319 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Exercise Lyrics

I wish I could take you somewhere else
Andre on the beat
Ogenda naawe n’obula
Omutima gukooye nnyo okulindanga
Onnemesezza ne byenkola
Ndi ka cellular ompakuddemu eryanda
Abo baleke nkulabula
Jangu eno abo tebamanyi kufumba
Ondeegaleega nnyo
Omutima tegulina maanyi munafu nnyo
Onyimbisizza ennyimba
Ezitaliko piano na guitar
Ngezezzaako okuyungayunga ebigambo naye tebijja
Aah aah

You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise
Mpiika homework exercise
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise
Mpiika homework exercise

Ebigezo by’ompa nga bizibu
Bizibu okukirako UNEB
Okugezesa kwo kunene
Binsusseeko tebimanyi Celeb
Sometimes i wonder why you wana take my life
Nga gwe eyansuubiza you’ll never take it
Baby wake up make it
Yadde tolina money inna your wallet
Tobanga womanizer
Kyenva nkusabbalaza mu bu appettizer
Baby n’onkanika
N’ojjayo jek ebigingi n’owanika

I wish I could take you in a private jet
Wanna take you to a private place
Would you please come to me and confess
That you love me straight in my face
Laavu gye nina mukwano yeeyongerako
By’okola bigyongera
Ebyo bye weebuzaabuza sweet n’onzirukako
Toyagala kkukungula
Ebyo bye nkukwatakwatako ate n’oneegobako
Omutima gutaagulwa, ssibyagala
By’okola binnuma, aah

Top Songs

Kagwirawo