Oyitanganyo - kalifah Aganaga

Oyitanganyo

4.3 of 5 stars
74 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Oyitanganyo Lyrics

Intro Party we ah party… Nash Wonder (go baby, go, go, go baby yeah)Party we are party… dem call me Kalifah (go baby, go, go, go baby yeah)Party we are party… (go baby, go, go, go baby yeah)Go baby, go, go, go baby yeahChorusObulamu bunyuma kudigida,Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziweraBuli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigidaChic n’ebyokulya n’ebyokunywa netutumyaKale gwe ojja nga n’ozina… oyitangayo!Anti ndongo n’ozina… sometimes oyitangayoVerse 1Nakedde ku makya ndi kwambala kasuutiNenteekamu akasati, nenfulumira mu kakootiBino bigenda eli parliament, governmenti, naye si bya bufuziNti ewaffe tepowa, banange tukola, tukazana, tukikikana naye teziweraAnti olw’egulo bwebuziba, ah ah, awo obusimu nga tukubaNga mbuuza ba buddy wa bwekiriba, eh eh!Anti mu kidongo, style z’abadongoEbintu by’abadongo, tugenda mukidongo, eh eh!(Chorus)Verse 2Tuba mu kikiri nga tusize zi pocketMu kikiri red carpet, buli naku ebeera weekendMuntu ku muntu nga kikute akati nga twetala, tukirako bikeneme ku sukaaliMu alaali, bino bya alaali… gwe nolaba empakoNetulya mu ndago, banyenya watoNze, mbeera eyo mudongo, abaana besala ebintu babyesaza kalyonzoBateekamu engatto za kakondo, bazina amazina buli kakodyo, buli musono(Chorus)Verse 3Da da da dance, da da da da da da da da danceDem call me Kalifah, Monster, Nash WonderParty we ah party, party on a Saturday, kangulye ngunyweAbanywa, mutumye ne kumwenge…Agali binjole, agali binjole, mama agali binjole(Go baby, go, go, go baby yeah)Labayo ng’azina, labayo bwazina, zina, eh eh! labayo ng’azina(Go baby, go, go, go baby yeah)Agali binjole, agali binjole, style z’abadongo, ebintu by’abadongo(Go baby, go, go, go baby yeah)Bankubira nga endongo, munsange mu kidongo, tusange mu kidongo(Chorus) X2OutroNgenda mu kidongo, style z’abadongo, obugoye bw’abadongo(Go baby, go, go, go baby yeah)Abaana b’abadongo, nze ndi wa kidongo, mwaana wa kidongo, eh eh!(Go baby, go, go, go baby yeah)Wadde landlord abanja, wadde kawunyemu gyali(Go baby, go, go, go baby yeah)Kigaana mu kimala naye gumya, oyitangayo!

Top Songs

Kagwirawo