Dembe - Bobi Wine

Dembe

4.2 of 5 stars
149 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Dembe Lyrics

--Intro--We no proud of the violence We condemn the violenceRasta No pride in the violence Hear me nowMbalaba Bakubagana BalumanganaBatemagana Mbalaba bagoobaganaMu kiffo kyo ku lungamyaOmuntu eyandi badde wo mu kulungamya abavubukaKati ate yabakulembela okukola obutabangukoBino wenabilabye natidde nyoOkulwana mu bavubuuka kususse nyoAte abakulembeze kibaswaza nyoWama abavubuka nze nsaba tukole bwetuti -- Chorus --Nsaba okulonda kubele kwa DEMBENobuyinza buchuke mu DEMBEAbana Uganda mulonde mu DEMBEAwo obulamu butunyumile Nsabye, Okulonda kubele kwa DEMBENobuyinza bukyuuke mu DEMBEBana Uganda tubele ba DEMBE,Nomwaka guba nyumile -- Verse 1 --Okuva mu independence tuli mu ntaloKyekyiganye ne Uganda okula lwa ntaaloBuli Government ejja na ntaloEla bagala okugenda zzibe nga ntaloBachikola batya eli ebusuka nsaaloAbakyuusa awatali kulwana ntaloLwaki, temukitandika ba sseboAte mwagamba kyekyabalwanisa entaloLwaki oyoza engooye enjeluAte nozanika ku kiiti kyenziloLwaki temulabila ku MandelaYafuga kiimu n'atta bendelaAbakulembeze okulwa mu ntebeKye ki leetela Uganda okufuka eddebeBuli ayogela kko Ng'olwo afuse mulabeEkyo tekyituzimba tuba tudda mabegaAbantu bwobaleka neba londa woOmuntu atakooze neba mujaawoEkyo ne semateeka akyogela kkoBwomu bikula kyosokela kko -- Chorus --Wabula Nsaba okulonda kubele kwaDEMBENobuyinza buchuke mu DEMBEAbana Uganda mulonde mu DEMBEAwo obulamu butunyumile Nsabye,Okulonda kubele kwa DEMBENobuyinza bukyuuke mu DEMBEBana Uganda tubele ba DEMBE,Nomwaka guba nyumileNow this is a messageto every UgandanEspecially the candidateright from L.C 1Straight up to presidentViolence is backwardnesswhile peace is Godliness -- Verse 2 --Gano gemazima gali agakawaAta nalabuka kati nkubusa boyiBwoba nga mu mazima oyagala UgandaNe mubikolwa okyilaga ngaTuzimbe omusinji oguyamba UgandaNabana baffe kwebali labilamuAmanye, nti omuntu ogenda mu buyinzaTechi-kyetagisa kuyiwa musaayiAmanye, nti abantu besimbawoAbantu nebalonda kkoAsinze nabafuugaGwebasinze namukwata nemu mukonoNaye, abakulembeze mutalaga kiimukyakulwanaLwaki mutukuza bubiLaba bwetukuze nga tumanyikiimukyakulimbaLwaki mutukuuza bubiNze bwenjogela kukitufu Nonzingulako emisangoAwo oba otufuze bubi Ayawukana ne ndowoza yotekyimufula mulabe wo Fena tuli bana UOmukulembeze omulungi awuliliza ebiluma abantuNabaako kyakola woBuli muna Uganda woolikikukaakata kko okukumaemirembeFfena tuli bana U --- Chorus ---Nsaba okulonda kubele kwa DEMBENobuyinza buchuke mu DEMBEAbana Uganda mulonde mu DEMBEAwo obulamu butunyumile Nsabye,Okulonda kubele kwa DEMBENobuyinza bukyuuke mu DEMBEBana Uganda tubele ba DEMBE,Nomwaka guba nyumileDan Magic is a real magicianDream studio jeguvugiddeDan Magic is a real magicianYah manFor God and my CountryKampala Uganda, AfricaBooaaaaha

Top Songs

Kagwirawo