Empiki - Sheebah Karungi

Empiki

4.3 of 5 stars
146 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Empiki Lyrics

Andre on the beat

Omuguwa ogukutudde
Ondese ku ttale
Mu bbwa mw’onkalabudde
Kati mpooca na mbale
Ye lwaki weesigudde?
Nze onkyayira bbule
Tubadde mu pair ah
Muggo na Munyankole
Nfuuse kisosonkole
Onfudde kiwowongole
I’ve never felt this bad
Deep inside
I even told my mum
Never to fall in love
Mwana gwe onkubye empiki
Onzannye bubi ondeese ensisi
Omukwano omungi bweguti
Olese ogukutudde
Mwana gwe onkubye empiki nze
Onzannye bubi ondeese ensisi
Omukwano omungi bweguti
Olese ogukutudde

Now I put this food on table
Baby nobody to eat
Baby nobody to sample, yeah
You’re my producer, you’re my label
You’re my beats and you’re my hits
You connect to me like cable
You’re my fighter, you’re my Rambo
Baby I don’t know how to beat
You’re the master in the Temple
Eh one day
One day they’ll do the same to me
You’ll know what am going through
Had to believe you and deny too
Deny too ooh

You’ll know
Had to believe you and deny to
Deny too ooh
One day they’ll do the same to me (you’ll know)
You’ll know what am going through
Had to believe you and deny too
Yeah yeah, he!

Mwana gwe onkubye empiki
Nze onzannye bubi ondeese ensisi
Omukwano omungi bweguti
Ogukutudde
Mwana gwe onkubye empiki nze
Onzannye bubi ondeese ensisi (omukwano)
Omukwano omungi bweguti (olese)
Olese ogukutudde
Mwana gwe onkubye empiki nze
Onzannye bubi ondeese ensisi
Omukwano omungi bweguti
Olese ogukutudde

Omuguwa ogukutudde
Ondese ku ttale
Nze mu bbwa mw’onkalabudde
Kati mpooca na mbale
Ye lwaki weesigudde?
Nze onkyayira bbule

Top Songs

Kagwirawo