Erinya lyo liwonya endwadde
Erinya lyo lisumulula enjegere Oli muwonya
Kitiibwa kyo kijudde wona
kirabike nga tukusinza oliwakitiibwa
Olokola ogaba eddembe,
n’omwoyo wo tumwetaaga,
mwoyo tujuzze.
Twala ekitiibwa nga tukusinza,
okwagala kwo kukolebwe Kati.
Leka omwoyo wo afuge wano,
okuberawo kwo kutuwambatire.
Twala ekitiibwa nga tukusinza,
okwagala kwo kukolebwe Kati.
Leka omwoyo wo afuge wano,
okuberawo kwo kutuwambatire.
Twala ekitiibwa nga tukusinza,
okwagala kwo kukolebwe Kati.
Leka omwoyo wo afuge wano,
okuberawo kwo kutuwambatire.
Oooooh. Oooohh ooooh ooooh
[Janguuuu ai omwoyo ai omwoyo. kutula enjegere Leero wonya endwadde leero tukwetaaga]
Mwoyo mutukuvu, mwoyo Tujuze