Verse I
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane
Neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire
Nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda
Mukago tusale gwa kukootakoota
‘coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Yade ndaba nkumu ab’epika
You got to know ndi muzibe wo newentambula
Amagulu newegakankana omutima gukimanyi tewaliiyo akufaanana
Nzuuno
Chorus
Ndeese love ndeese love aah [Uhmmh]
Nzitoweredwa baby
Ndeese love ndeese love aah
Aah bambi tikula baby
Ndeese love ndeese love aah [Uhmmh]
Nzitoweredwa mukwano
Ndeese love ndeese love aah [Mukwano nkusaba tikula]
Oooh na nah oooh na nah x3 [Ndeese love ndeese love aah x2]
Oooh na nah oooh na nah x3 [Ndeese love ndeese love aah x2]
Verse II
So kati kiri jooli okugenda nange oba osigalewo lonely
My baby tell me wooba wooli sitaki kumalira time ogambe sorry
Oli nnimiro jensigamu ebyaama
Manya amakungula ngetaaga
Baby newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata
Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga
Baby newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwata
Nzuuno
Chorus
Ndeese love ndeese love aah [Uhmmh]
Nzitoweredwa baby
Ndeese love ndeese love aah
Aah bambi tikula baby
Ndeese love ndeese love aah [Uhmmh]
Nzitoweredwa mukwano
Ndeese love ndeese love aah [Mukwano nkusaba tikula]
Oooh na nah oooh na nah x3 [Ndeese love ndeese love aah x2]
Oooh na nah oooh na nah x3 [Ndeese love ndeese love aah x2]
Outro
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane
Neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire
Nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda
Mukago tusale gwa kukootakoota
‘coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Oli nnimiro jensigamu ebyaama
Manya amakungula ngetaaga
Baby newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata
Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga
Baby newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaataa
Nzuuno Jinja boy