Mubbi Bubbi - Maro ft David Lutalo

Mubbi Bubbi

4.0 of 5 stars
111 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mubbi Bubbi Lyrics

[Intro]Eh eh this one of a kindEh eh eh MaroEh eh eh David LutaloEh eh eh Dr. Fizol[Verse 1][Maro]She made up her mindShe truly says she wants to goTasiba zikweyaNe lawyer aleese empapula nsayiningeEbbanga ly'amaze anfumbiraNg'anfumbira n'obwongoEnsigo zenalinga nsigaAzikungula lwaleeroNetonze..., byona abiganye ayagala nkikole ntyaMunno oje ne lawyer tebaliwo nga nsalawo twewaseNkoze ebibi, nkoze ebilungiNsonyiwa...Nkoze ebilungi bingi babyEla oyagala nkaabeBw'opima pima pima pimaEbilungi bizitowa kyendaBw'opima pima pima pimaEbilungi bizitowa kyenda[Bridge]It's okay, the way you want it.It's how it's gonna beKankuleke, omulungi owange tanazalibwa atteIt is okay, bwoba nga ky'okwatako, kyewajja nakyo(Chorus)Mubbi bubbi, yajja na kaveeraLwaki aleta looleOno munyazi bunyazi sseboEntuuyo zange asazewo atwaleMubbi bubbi, yajja na kaveeraLwaki aleese looleOno munyazi bunyazi sseboEntuuyo zange asazewo atwale[Verse 2][David Lutalo]Nze silina kye nninaEmpale mwendi gyembalaEyalinanga amakaKati kubbala kwe nsulaTewali ky'alinaYali na mubusapatu bwabbuluN'ankabira amaziga bwatiNg'olaba enaku emulumaMbu mama yaffa, ne tata yaffaEnsi njilimu nga bwendiNasomba amataOmwana yanywaNaye y'andeka ndi masikiniEyali talina yadde sikatiY'andabisiza obubi bwentiEwange yajja kuyiga kubo, w'anabbira(Chorus)[Verse 3][Maro]Bwoba ng'osobola, nkimanyi osobolaBaby, can you please don't go?Siganye okunoba, naye nga nkusabaBaby can you give me some time?Baby, baby booThis is unfairKino kili unfairThis is unfair, baby

Top Songs

Kagwirawo