Ndiisa Buti - Bebe Cool

Ndiisa Buti

4.9 of 5 stars
45 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ndiisa Buti Lyrics

Verse 1Wuliriza kano leero kendeese, kalimu omuziki okyimanyi okukafunaAte nga kakambwe nyo, ela nga kasonsola mu style, size ebakubaNsazewo kulumba kub’abebigambo tebalina kakwate ku byenabulaAbantabula silina budde bwabwe mbasalako kijaasi tebambabiraKu luno ndi muka gwe siba fako lyo, kyebiligwera nga muwekeeraMukama bwakuwa n’enume ezaala… kaneyagale!ChorusNdiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyililaKandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afaX2Verse 2Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyiOkuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangereraAbaganda bagamba akwat’empola tomusinga lugendo eky’okimanyiAbalekaana laba bwebaselera, abalina ku magezi olwo netugaziwaBig size embi zetuparkinga… amaaso negabakanukaBabaza twambala nga balingiriza… omuraasi takyasoboka!(Chorus)Verse 3Ham… ham… ham… ham… ham… ham…Ham… ham… ham… ham… ham… ham…Bugum, tomutya!Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi mukaGwe nebwoba kibanda otyaSeason esembayo wekoma nsalawoFilm yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi mukaGwe nebwoba kibanda otyaSeason esembayo wekoma nsalawo(Repeat verse 2)(Chorus)OutroBugum! Gagamel Entertainment CrewA Renix Production bad man crewPower Records, Straight AndrewBig up to all my fans and friends

Top Songs

Kagwirawo