CHORUS:
Bonna nga beebase nga beebase
Obeerawo
Bonna nga beebase nga beebase
Osigalawo (x2)
VERSE1:
Nanana
Yegwe gwenesize(x2) nanana
Bin'ebirooto byonna byendaba
Byonna byendaba biritukirira
Nanana
Jangu ombere eno mhh
Kati teri mulala gwendaba
Gwe weka gwe gwendaba mukama
Wampisa mubingi kati nzuno
Era ninze nkimanyi olija aaah!
Kuba Teri mulala aaah! Mhh!
CHORUS:
Bonna nga beebase nga beebase
Obeerawo
Bonna nga beebase nga beebase
Osigalawo (x2)
VERSE2:
I call up to you oh my Lord mhhh!
Every little moment (x2) mhhh!
I call up to you
God you're only one, the only one
Who changes my life
God you're only one, the only one
Who sets me free
BRIDGE:
Bulikaseera mbeera nkuyita
Wanerabiza nebiri ebyayita
Waampa no'bulamu Kati neebaka
Bwenzukuka nenyiimba nenzinamu
Waliwo ensoonga(x2) uhh!
Waliwo ensoonga(x2) aah!
OUTRO:
Uhh! Nanana
Nga beebase eeh!
Bakatoonda boona beebase eeh!
Obeerawo.