Ogeza - Victor Ruz

Ogeza

4.3 of 5 stars
328 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ogeza Lyrics

Intro
It’s Bob Manecky..
Omukwano gukyuusa
Nze kyensaba kyokaa
Wooligwa wengwa

Verse 1
Nabuli bigambo byenaaliyagade okukugamba
Nali mbikugambye ko era kyemmanyi obitegeera
Sagala kusuubiza bingi ebinanfuukila omululuza
Lwaaki mba njogera enyo nga ate nsobola obbikola,
Kyensaba kekawoowo.. kekawoowo
Ensonga zaffee tugukwaate nga mpola nyo
Paka nga emigongo.. nga emigongo jikaluba nga ejirimu embaawo ooh nga tejikye’golola

Chorus
Ogeza ogeza nga no’nkyaawa (Ogeza)
Ogeza nga no’nkyaawa (Ogeza)
Ogeza nga no’nkyaawa..
Ogeza ogeza nga no’nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no’nimba (Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye’kyaawa aah

Verse 2
Lwenaseemba okugwa mumukwano eyali alina okumbaka
Yanviila ne’mmenyeka kweekwo okutya kw’olaba
Naye gwe nkwesize nga ate ebyo atabijjukila
Nkutadde mukitangaala kuba ntya game ze’nzikiza
I don’t give a damn, where you dey from
(Omukwano gukyuusaa)
If you believe in love, say give me your heart
(Kyensaba kyokaa)
Now you baby calm, you got me as your plan
(Wooligwa wengwaa)
Kyuusa endowooza yo okimanye nti nkwagala wekka

Chorus
Ogeza ogeza nga no’nkyaawa (Ogeza)
Ogeza nga no’nkyaawa (Ogeza)
Ogeza nga no’nkyaawa..
Ogeza ogeza nga no’nkyaawa (Ogeza)
Ogeza nga no’nimba (Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye’kyaawa aah

Sherry baby just pour me sweet love
Sherry baby just pour me sweet love
Sherry baby just..

Nabuli bigambo byenaaliyagade okukugamba
Nali mbikugambye ko era kyemmanyi obitegeera
Sagala kusuubiza bingi ebinanfuukila omululuza
Lwaaki mba njogera enyo nga ate nsobola obbikola,
Kyensaba kekawoowo.. kekawoowo
Ensonga zaffe tuzikwate kwaate nga mpola nyo
Paka nga emigongo.. nga emigongo jikaluba nga ejirimu embaawo ooh nga tejikye’golola

I don’t give a damn, where you dey from
(Oogeza Ogeza Ogeza)
Now you baby calm, you got me as your plan
(Oogeza Ogeza Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye’kyaawa aah

Top Songs

Kagwirawo