Melon - Vicky Namatovu

Melon

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Melon Lyrics

Sweet wasuze joosula

Bulijo nkeera kumakya, nkunoonyeko nobula

Omanyi lwesikulabye... Mbeera seefuna,

Nze na lookinga wadde binji byogerwa

Mbu era nalogebwa omuganga jewagenda ng'akola

Nakutaamira bwenge, era erinya kandikyuse.

Melon melon .. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo

Melon melon... Kabakole batya ngenda ku lovinga

Melon melon... Ekinsikaasika Kiri eyo munda,

Melon melon..kakibe ki ngenda kulondoola.

Wakozesa ki yeggwe ekyatwala omutima gwange

Ye wampaaki mbuuza nekikyusa obulamu bwange..

Waliwo abatayagala nkwagale...era bansuubiza nembale

Naye nze nasigninga okwagala omulungi asinga bona

Ahh singa nali nga nsobola, nali kututte ewala, nenkukweka eyo ku mwezi ewatatuuka balala

Melon melon.. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo

Melon melon.. kabakole batya ngenda ku lovinga

Melon melon..ensokaasika Kiri eyo munda,

Melon melon kabakole batya ngenda kulondoola

Nkugeze kiki yenze kyemba gamba omanye ki oli

Oli brush yange esenya amanyi baibe daily

Wotali siyala...kimanye watali seefuna

Ahh singa nali nga nsobola, nali kututte ewala

Nenkukweka eyo ku mwezi ewatatuuka balala. 

Melon melon.. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo

Melon melon.. kabakole batya ngenda ku lovinga

Melon melon..ekinsikaasika Kiri eyo munda

Melon melon kabakole batya ngenda kulondoola..........

Top Songs

Kagwirawo