Ekindese mukama mu maaso go leero nzize no (o)bulumi bunji ku mutima gwange ehh nsobeza nyo era nkunyiziza kitange nsaba ai Katonda onsasiire.x2
CHORUS Manya nti mukama afaayo gwe guma toterebuka ebikunyiiza ebikumalamu amaanyi byakaseera mukama akwagala gwe kimanye yaffa ku lulwo (o)mubi ebibi byo nabyetikka nabitwaala aha walokolebwa x2.
Okwagala nekisa gwe byolina binji jyendi waffa aahha kulwange omubi iihe hee wajogebwa era wakubibwa obuswavu bunji bwesanga ahha kankwebaze
CHORUS Manya nti mukama afaayo gwe guma toterebuka ebikunyiiza ebikumalamu amaanyi byakaseera mukama akwagala gwe kimanye yaffa ku lulwo (o)mubi ebibi byo nabyetikka nabitwaala aha walokolebwa x2.
Esuubi lye nina mukama nz(e) omwana wo manyi nti lulikya nontwala mins(i) ey(o) empya aahha gyewasubiza gyetuliba nga tuwonye ens(i) embi bweti nze nesunga olunaku olwo.
CHORUS Manya nti mukama afaayo gwe guma toterebuka ebikunyiiza ebikumalamu amaanyi byakaseera mukama akwagala gwe kimanye yaffa ku lulwo (o)mubi ebibi byo nabyetikka nabitwaala aha walokolebwa x2.
Ebibi byo nabyetikka nabitwaala aha walokolebwa
Ebibi byo nabyetikka nabitwaala aha walokolebwa.