Onumya - Reek Wange

Onumya

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Onumya Lyrics

Ehhh ahhh hmm hmmmm!

Ontadde kukyokya

Nomutima Noguzunzza

Buli Kadde Nenkunonya

Nga naye mukwano Oli waala

Ontadde kubunkenke bwenkunonya

Nfuna embeera, Ono onsibye senggenge

Nkila ekimuli ekitoba ekyeeya

 ___oh ohhhh____ omukwano tonumya, eh ehh naye nawe gwe nkuba

             CHORUS

NZE NKWAGALA NAYE KI GWE ONUMYA oh oh!

NZE NKUMATILA NAYE ATE GWE ONUMYA eh ehh!

 MUKWANO NKWAGALA NAYE KI GWE ONUMYA oh oh!

NZE NKUMATILA NAYE ATE TONUMYA eh ehh!

onsumulula, mukwano onsumulula

Nfukumuka, amaziga lwesikulaba nfukumuka

Wankwata magumba Ku nyama

Omukwano gwadala mwana muwala saawa yampeta

Ssembeza kati engalo

Gwe atukiliza ebilooto byange ehhh mwana muwaala gwe mukwano gwange

CHORUS

NZE NKWAGALA NAYE KI GWE ONUMYA oh oh!

NZE NKUMATILA NAYE ATE GWE ONUMYA eh ehh!

 MUKWANO NKWAGALA NAYE KI GWE ONUMYA oh oh!

NZE NKUMATILA NAYE ATE TONUMYA eh ehh!

Ssembera eno, baby let's do jegelhe

Kagube omutima gunkube eno,oh baby

___nze nkuwaana,nkuwaana,nkuwaana uhhwa HAA!

My baby mpaana nze mpaana nkuwaana gwe weka

 ___oh ohhhh____ omukwano tonumya, eh ehh naye nawe gwe nkuba

       CHORUS

NZE NKWAGALA NAYE KI GWE ONUMYA oh oh!

NZE NKUMATILA NAYE ATE GWE ONUMYA eh ehh!

 MUKWANO NKWAGALA NAYE KI GWE ONUMYA oh oh!

NZE NKUMATILA NAYE ATE TONUMYA eh ehh!

Top Songs

Kagwirawo