Mundongo - Sheebah Karungi and Pallaso

Mundongo

4.7 of 5 stars
15 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mundongo Lyrics

IntroMonsterWell its Pallaso and Sheebah(Eeeh..)Pallaso yo yo yo(Nash wonder)Pallaso yo yo yo(Stood wonders)Mr DJ ye yo yo yoLego(Chorus)(Pallaso)Abapolisi n’ababbi (mundongo)Yye abayiizi n’abasoomesa (mundongo)Yye abagezi n’abaleera (mundongo)Bonna babaddeyo ela (mundongo)(Sheebah)AbaMuseveni nne Besigye (mundongo)Elias nne Jennifer (mundongo)Abagezi n'abaleera (mundongo)Bonna babaddeyo ela (mundongo)[Verse 1](Pallaso)Buzibye obubwo, bwababazze bukeddeAbasubwa bananyumizibwa guweddeOmuliro nanti nanti nku dancefloor tuyiddeRange Rover nezi Beamer nebazifubutusa eyoNebazzi parkingaZili ku watch guy aba ziwatchingaSkinny jeans abaana neeba swaggingaSwagg swagg swagg swaggSibalimba nalobyeMundongo newunyiza byenalabyeObwabadeyo obuwaala obunyumyeOno boss nga nekikalu yakubyeByatabuse abange sibalimba nazinyeTela nesatti eyaze etukula yagubyeKati buli omu affayo nnyo kubusiness yeeEyabadde alingirizi babye drinki yee...Tugende...(Chorus)[Verse 2](Sheebah)TubatubalaMuziki tugusakatila mumatalaMubu mini sikati awatali kuswalaGuno mulembe gwa mini banange wesibebiri temwekadiya muyiteyo mumabaalaStress free nanti namazina dagalaJangu olabe abaana nga bweba gukyakalaBagunywa, baguyuwa nebatagalaEh! Sibalimba nalobyeMundongo newunyiza byenalabyeWabadeyo obukyali obunyumyeOno boss ye nekikalu yakubyeByatabuse abange sibalimba nazinyeNe topu eyaze etukula yagubyenga atte bulyomu affayo nnyo kubusiness yeeEyabadde alingiriza babye walleti yee...Tugende...(Chorus)[Verse 3](Pallaso)Drinks are passing, girls are dancingEverybody with the money gat it flashingIts the body to bodySeize the party we’re startingThe roof is about to come down crashingKnow we don't stop till the morning you already knowAfter the club two girls in my bed you knowI brought friends and am ready (you already know) ready readySwag swag swag swag(Sheebah)Nagenze nekola researchAbabazz'emilimu obabakola kikakiBazigyawa zebalya ezitagwaawoZebalya nebalina ebitagwaawoNalabye obubina obukutula nezi cableNalabye DJ ngafulukuse ziturntableNzena nabadde sakass'akateteyiOmwana yangulidde omwenge ogwebeyi

Top Songs

Kagwirawo