Hhhmm Hhmm Hhhmm........hmm
When I think about the name of Jesus
His name stronger than anything
The lion of Judah do impossibilities
Yimba ozana kubanga asanide [ lisanide ]
VERSE1
Nzikiliza mukama omanyi era nga olaba entambula zange, siganye nkyama okuva makubo go nga endiga bwezibula songa nandiyagade mukama mbeere omu kubana bo wowo. Kyovolaba nga njayana yesu nkwate ku munagilo go ohh ohh
Nange mbeere omwana wo ntule munyunba yo ohh ohh
Bridge]
Mumasekati gekibira njagala kitangala no way mulisiza
CHORUS
When I think about the name of the Jesus
His name stronger than anything
The lion of Judah do impossibilities
Yimba ozana kubanga asanide [ lisanide]
VERSE2
A what a beautiful name??!!
A wonderful name, the name can measure to the name of Jesus
Njagala tuyimbe tutende elinya lya mukama tuliwe ekitibwa
Bwenamumanya mukama yanzijukira ebyali bisibye obulamu nasumulula tuyita mubinji ebinyigiliza naye agamba tugume kuba ye yawangula kati Guma yimuka otambule osobola okutuka eyo gyotasubila wade nga emiga ensozi webili Ffe twesigama ku linya netuwangula
CHORUS
When I think about the name of Jesus
His name stronger than anything
The lion of Judah do impossibilities
Yimba ozana kubanga asanide [lisanide]
VERSE3
Nze nali nakyama okuva mukubo lye
Nga empewo yensi nga enjuza yuza, omulabe Wensi yanziba amaaso, nga era endiga etalina musumba mumasekati gekibira njagala kitangala no way I need light mumasekati gekibira njagala kitangala no way mulisiza mumasekati gekibira njagala kitangala no way nsobedwa, mumasekati gekibira njagala kitangala no way nsasila.
CHORUS
When I think about the name of Jesus
His name stronger than anything
The lion of Judah do impossibilities
Yimba ozana kubanga asanide [ lisanide]
Conclusion
Erinya lyelyantasa, erinya lyelyandokola[ muliro
Erinya lyelyantasa, erinya lyelyandokola[ahmmm
Kobe nga osibidwa muganda wange osumulurwa.....ahmm ahmm
Michael Khan
Pashan muziki
Nsonga Ndala