Ehhh onkabya eehm
Oli different and special to me
Bwolivawo oliba onzise nze
Olimuntu wange olimu byembala
AIDEN OFFICIAL…
Bwe wantunulira watwala mutiima
Amaaso go nze gegansikasika eno
Buli kimu kyokola omenya patta
(ehhhhh)
Akamuli akalungi nkunogere dia
Wampa tender sijizanyisa
Omukwano gwo guli pure tegusangika
Njagala kuba nawe ……
Nkulowozako mbulwa notulo simanyi kyewankola
Aayi Aayi ojila ye bambi nondowozako
Kubanga ewange onsula kumutwe
Kambe umbrella nge nkuba ekunta ndi baka sweater
Oli katabo kensoma sikukowa onyumira mukwano…..
Birowoozo ,bintwala gwe wotaali
Nkulowoza…. Ehhhm yee e
Birowoozo ,bintwala gwe wotaali
Nkulowoza…. Ehhhm yee e
Bali tusomako nemubutabo
Baligamba naffe twaliko
Ompomera nga juice aaa mu kakopo ka glass
Oli different and special to me
Bwolivawo oliba onzise nze
Olimusomesa omusawo nzijjanjaba
Munsonga zomutima…
I miss you ma baib bulilwogenda
Nsigala ku fire eno omuliro nga gwokya
Oli my cooler mugati gwa butter
Sikugabana ayi ayi
Birowoozo ebyange bibera gyoli nakutamira bwenge
Let me be your famer
Onkubirangako akasimu nongambako
Nti omissinga darling…..
Birowoozo ,bintwala gwe wotaali
Nkulowoza…. Ehhhm yee e
Birowoozo ,bintwala gwe wotaali
Nkulowoza…. Ehhhm yee e
Bwe wantunulira watwala mutiima
Amaaso go nze gegansikasika eno
Buli kimu kyokola omenya patta
(ehhhhh)
Akamuli akalungi nkunogere dia
Wampa tender sijizanyisa
Omukwano gwo guli pure tegusangika
Njagala kuba nawe
Birowoozo ,bintwala gwe wotaali
Nkulowoza…. Ehhhm yee e
Birowoozo ,bintwala gwe wotaali
Nkulowoza…. Ehhhm yee e