Intro
Gwe bulijjo gweninda ah
Era yegwe nze gwembera nesunga ah
Verse
Baby you're the switch of mi life
Buli wotambula nendoba yii
Baby gal you bring me to life
Ompangulula mukwano nempona gwe
Nkusaba nno mpanze nno green light
Nkumete love bae all night
Nkulage omukwano gwe nesunga ah
Chorus
Ye gwe bulijjo gweninda ah
Era ye gwe nze gwembera nesunga ah
Ye gwe bulijjo gweninda ah
Era ye gwe nze gwembera nesunga ah
Verse
Hello mamacita baby darling
Sagala mukwano ate nekyawe
Nga ogenze nabayaye abakusanze no, ohh
You are my lady
Wuliliza omutima nze nkugambye
Twatondebwa kubera pair nawe
Kambe kagato nga gwe kigere nange baibe
We so perfect girl
Gwe bulijjo gweninda
Tell me I'm the only one
Tonimba ah aah
Nze nembera muyumba
Nga omukwano gwo mukwano Gweninda
Chorus
Ye gwe bulijjo gweninda ah
Era ye gwe nze gwembera nesunga ah
Ye gwe bulijjo gweninda ah
Era ye gwe nze gwembera nesunga ah
Verse
Gwe leka mukwano nkumeetinge
Nkulage omukwano omubakinge
Ngulina mubunji nkusinkinge aye
Girl
Sagala mukwano ate wekyuse
Nze nina omukwano you've been waiting girl
Njagala nze nawe ebe wedding day
Who made it man?
Ye gwe bulijjo gweninda ah
Era ye gwe nze gwembera nesunga ah
Ye gwe bulijjo gweninda ah
Era ye gwe nze gwembera nesunga ah
Outro
Bulijjo gweninda ah
Gwembera nesunga ah