Enyonta ya love - Sharry Monks

Enyonta ya love

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Enyonta ya love Lyrics

Sharry Monks…
Street Lawyers Music
Mashed by Shafy

Mpulira bubi…. Bwendaba abakwesibako
Nga kyotamanyi nti nze Enno
Nzijjude katengo
Era ontadde mu Angle
Tubijje mu love triangle
Nessibye bbiri anti
Era tugende mu circle
Babe Janguuu jangu
Nkuwonye enyonta ya love
Babe sembera yanguwa
Nkuwonye enyonta ya love
Saba kyoyagala nkuweeee
Nkuwonye enyonta ya love
Buli kyenkola…..Eno
Nkikolera gwe
Wanziba omutima bwenakulaba
Nga tuli ku Party…yeah
Smile yyo yankuba
Naye kwolwo wali so busy
Wangamba lindako
Naye sadamu okulaba
Kati nzize netegese
Tugende ewaffe eyyo
Onfumbire emere yyo
Ndabe ekipya Enno…
Babe Janguuu jangu
Nkuwonye enyonta ya love
Babe sembera yanguwa
Nkuwonye enyonta ya love
Saba kyoyagala nkuwonye enyonta ya love
Omutima gumbanjaa
N’emimwa Enno jimbanjaa
Kimanye nti sikyasa bulungi
Omukwano guntunze butunzi

Ekiseera kituuse nze naawe
Tufuuke bagole batucaawe
Abalabe bagambe kiwede
Anti nze naawe mu bukadde
Babe Janguuu jangu
Nkuwonye enyonta ya love
Babe sembera yanguwa
Nkuwonye enyonta ya
Saba kyoyagala nkuweeee
Nkuwonye enyonta ya love
Nkuwonye enyonta ya love…

Top Songs

Kagwirawo