Pregnant - Lyrical Mycheal

Pregnant

4.7 of 5 stars
29 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Pregnant Lyrics

IntroNdi mabunda - Ndi mabunda - Ndi mabunda - Ndi - Ndi Mabunda! Promise is all for me. Mycheal Lyrical All for meTesaPromise is all for meAll for me yeah yeah! Dreign Music HookSuper vision is what i see I will make it in life like a VIPSuper vision is what i see I will make it in life like a VIP yeahWooo hahaAm carrying a promiseNze ndi lubutoAm carrying a promiseNdi ndi lubutoAm carrying a promiseEh nze ndi lubutoNina Esuubi! VERSE 1Ntema tema ekubo ewatali nga ki majegereNina obuyinza okutwala wenteeka ekigeleTear gas emigo nembilo nga abasilikaleBwesigwagula numa ngumya mutwee nga emalemmmmm! Nteze kukitimba nga ki nabubi / HuhNkisudde buziba mpita peter omuvubi / HuhMumusayi emilandila ebibala kumatabiAmaaso kumusalaba situnuza ndaliNzilukilila mudaali kumutwe kube enguleMpulila ninga esasi bweliva mbisosonkoleMpulila ndi wagulu ekisa kinvuga nga kabandoleOmulilo munda mpulila gwaka nga esubi kutale / HuhEkilo mumpewo munkuba etonya etakyaMukiwonvu kyokufa munene alimunze sityaNdi mugumu omununuzi wange mulamuSilina kibuzo kyatayinza kudamuHOOKMmmmSuper vision is what i see I will make it in life like a VIPSuper vision is what i see I will make it in life like a VIP yeahWooo hahaAm carrying a promiseNze ndi lubutoAm carrying a promiseNdi ndi lubutoAm carrying a promiseEh nze ndi lubutoNina Esuubi! VERSE 2Huh / Buli wadda wenzila ndi mungatoze. Ehh - Ngatoze Njagala nywe kumata munsi ensubize. Huh - EnsubizeNyimilidde kumanyi gekigambo kye Nga akatambi koluyimba njagala antongoze - Antogoze yeah! Kino ekintu kyenina kyekyawa Hanah essanyu / Huh Esuubi lya Yobu ayita mubilo byenaku / Huh Yewokuna mu Daniel nga bokya basatu / Huh Laba omwana womubazzi ebituli mubibatu / Huh Njagala nkyambalenga / Ring on my fingerFlow it like a river / Nga ebali abantu basenga Nkituleeko nga esepiki kumasiga Omukisa mukyaalo nemukibuga Kizibu osula enjala nga kitange mugabiliziNdabikanga ali mu mpaka naye ndi muwanguziMpozi nga ente kunsozi olukumi sizezaffeMungambile omukyaala embaga ngyesunze!HOOKSuper vision is what i see I will make it in life like a VIPSuper vision is what i see I will make it in life like a VIP yeahWooo hahaAm carrying a promiseNze ndi lubutoAm carrying a promiseNdi ndi lubutoAm carrying a promiseEh nze ndi lubutoNina Esuubi! BRIDGESindikaLangilila omukisa gwo PushWaliwo alinze obujulizi bwoSindikaOkukiriza KisumuluzoPushNjagala osetule ensozi zoSindikaLangilila omukisa gwo PushWaliwo alinze obujulizi bwoSindikaOkukiriza KisumuluzoPushNjagala osetule ensozi zoSpecial Guest: Tesa Nawi Produced by Dreign Music

Top Songs

Kagwirawo