Nkooye - Kaiz Rey

Nkooye

4.6 of 5 stars
102 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nkooye Lyrics

Wenasobya nga nenfukamila
mubulumi obungi nembonerera
tewakomawo nonjabulira 
amaziga negakulukuta
Ebigamba nebiyitingana 
eyo mumakubo jenayitilanga 
Kukyalo nga nsekerelwa anti nepikila byesisobola
Ngangezako Ohh Nkufeeko byewansasula mbilozako leeka ngune luliba olwo

CORUS
Nkoye ekiwubalo *2 
Samanya nti biluma biti
Nandibadde najivaako ohh

Nali nga ntobanyoo
mukwano tubeewo 
Naye nga gwe ofubaanyoo Ohh 
bigwewo nkuveeko
wandeka katandalo ensweela eyagala yegwako
Sikunenyeza musango wali okooye ebikomando kyova olabanga wazaawo
Kukyalo nga nsekerelwa anti nepikila byesisobola 
Ngangezako Ohh Nkufeeko byewansasula mbilozako leeka ngune luliba olwo 

Top Songs

Kagwirawo