Nkwagala - Diek Davy ft Amara Lydia

Nkwagala

4.6 of 5 stars
41 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nkwagala Lyrics

A diek davy me i tell them
Alongside amara lydia eyaaaah
Nkwagala on the beat

My baby nkwagala nkwagala ondi mutima
My baby nkwagala nkwagala yeggwe nafuna
Nange baby nkwagala nkwagala ondi mutima
Nange baby nkwagala nkwagala yegwe nafuna

My babe

So my baby nkwagala kufa
Omutima gwenina gugwo
My babe nkwetaaga
Omukwano gwenina mulungi
Gukulukuta nga kiyira
My babe nkwegomba
I love you my darley
I wanna take you to my home we make a party
Otukukura olinga egilasi omuli otwenge
Twende wuko abaliwo ffe fena twende iyeeeh
Obwongo bwange obwefuze
Onsudde neddalu gwe kyeewale
Abanjagala mbewaze
Kuba nkuloota nekiro nga nebasse eyiyeh
I will follow you my baby gyal       
Follow u
Baby nkwataako
Kumukono
Bwoba alpha nze omega
My baby gwe omega
My baby nkwagala nkwagala ondi mutima
My baby nkwagala
Yegwe nafuna

My baby nkwagala nkwagala ondi mutima
My baby nkwagala nkwagala yeggwe nafuna
Nange baby nkwagala nkwagala ondi mutima
Nange baby nkwagala nkwagala yegwe nafuna

Bano bulango yeggwe program
Bilowoozo nobwongo wawamba aa
In my bidget
You are my missing gadget
Kati abawala mbewaze
Nkwadde nebyange nkweteze
Ebyange byebibyo gwe wefuge
Kuba nkuloota nekiro nganebasse
Nkwetaaga nyo hmmm mmmm
Iam your diehard you are free to take me
Leka nkutwale newange
Nkulage nabewaffe
Owone zi blander
 You are someones man en you are handsome
I will always be loving to see you
Coz i like youu aahhaa
Nasiima mutima gwo yenze akugamba
Bigambo wulira byangee
Eyiyeeeh eyyi
Eyyyyiiiih
Nkwagala my baby gyal yeeee
Oyakayaka ntwaala ewaka
Tube pair aa
Me and you
Hmmm
Nange nzize nkutwaale
Tube pair a haaa haaa
Eyiyeeeeh
Abalenzi abalara bona baleke bakyaawe
I wana be near you
En i will love you untill the end
Kubanga nkwagala

Top Songs

Kagwirawo