Jangu Olozeeko - Sent Chris

Jangu Olozeeko

5.0 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Jangu Olozeeko Lyrics

Intro. Nkugamba jangu Sent Chris in another one, red too in another one procklaym pan di beat, pan di beat, pan di beat.

Verse 1.

Nzijjukila muntandikwa obulamu nga bukaluba, Nga ononya ekyokulya walai nga kuwakana Kati twamufuna obulamu tubusanyusa twamunyweeza omusayi gukulukuta, we take it to di level we step pan di devil Jesus Christ nze muyita my hero ela bwomwesiga nzw nkukasa akuwanguza mulusukulwe esala zifubutuka mwesigge mwesige emiga alikusomosa ebiba biganye totyanga ofukamila, eei nebwebiba biganye Eno.

Chorus. Nkugamba jangu, jangu olozeeko kumukwano gwe kumukwano gwe eeh, nkugambye jangu jangu olozeeko kumukwano gwe kumukwano gwe eeh.

Verse 2

Ono wamanyi akujja mukizikiza nga tadooba buli kilo atumulisa, mwesige emiga alikusomosa, ebyamagelo chai nabaffu abazukizza, nga asikali nekilo atukuma mmm a procklaym kakana nkubulile kumukwano gwe Ono wamanyi azibula nabazibye bingi byetukoze kulwamanyi ge, mukilize akutwale mu bwakabaka bwee eei Ono ayine embabazi omukwano gwe gusinga singila ddala kube manyi.

Chorus

Bridge

(Yoo am not a bad man am a God Man, yo yayami now)

Verse 3

Kati sembela nkubulile Ono mukambwe Akola namawulile yadde nga lusiffa akulwanyisa kwata baibuli amanyi yakukwasa, hmm ffe katukube ekidongo yamutegeela amufunile mumwoyo,eeh we take it to di level we step pan di devil, Jesus Christ nze muyita my hero era bwomwesiga nze nkukasa akuwanguza mulusukulwe esala zifubutuka mwesigge emiga alikusomosa , ebiba biganye totyanga ofukamila.

Outro

Sent Chris yalozaako (jangu olozeeko) PROKLAYM yalozaako (jangu olozeeko)

Red Top twalozaako(Jangu olozeeko)

ZIONITE yalozaako jangu olozeeko

Ne Maama yalozaako jangu olozeeko 

Taata yalozaako jangu olozeeko

Noah Ntume yalozaako jangu olozeeko

Nabikyu oyo yalozaako jangu olozeeko 

Nantongo yalozaako jangu olozeeko

Nsowe yalozaako jangu olozeeko

Ssendagire Jangu olozeeko

Hmmm wami sing say Jangu olozeeko 

Emma yalozaako 

Top Songs

Kagwirawo