Dear Ex - Liam Voice

Dear Ex

4.6 of 5 stars
1.43K votes
  • 1297
  • 128
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Dear Ex Lyrics

Am caught up in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood

Longtime no see
Ondi ku mimwa nga mboozi
I used to be yours
Nga tufaanagana okkira emijoozi
Nange gyendi eno
Gye wandeka eka eno
Maziga n’ennaku baabitwala
N’omukwano gwo baagutwala

Nafuna eyammanya mu nnaku
Yammanya n’ewataali ssanyu
Yagumira obunafu bwange
N’agumira ennaku yange
Hmmm, ssi kwewaana
Kuno ssi kwewaana love gy’ampadde
Endeetedde okulowoozaako
Endeetedde okulowooza

Am caught up in your mood, mood
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood

Hmm, munnange ebirooto byo byakola
Kayimba nateekayo kaakuba
Buli gye ndaga bampulira
Wankyawa emikisa n’oggulira
Kansuubire nti byendi byoli
Ne munno boyfriend
Bwe twali ffembi ebyalema nsuubire abikuwa

Nafuna eyammanya mu nnaku
Yammanya n’ewataali ssanyu
Yagumira obunafu bwange
N’agumira ennaku yange
Nnyiize ng’anteeka mu mood
Kati oba nfune mmundu
Gye mba mukuumya
Abamwegomba bajjudde obusungu

Am caught up in your mood, mood (aaah)
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood (aaah)
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood
(Onteeka mu mood)
Am caught up in your mood, mood (aaah)
It’s Cloud Africa
Dear ex am in your mood, mood
Bad Man Records

Hmmm, ssi kwewaana
Kuno ssi kwewaana love gy’ampadde
Endeetedde okulowoozaako
Endeetedde okulowooza

Am caught up in your mood, mood (aaah)
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood (aaah)
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood
(Onteeka mu mood)

Top Songs

Kagwirawo