Magatto - Jacklyn Gold

Magatto

5.0 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Magatto Lyrics

Ekuba omunaku tekya naye musajja wattu...Baalugela nti ataafunemu asuubula nsuwa na maji.*Magatto* wabaawe akeera kunkya naayingila ekibugaNaatetenkanya obusente bwalina naasubula mukeneWuyo wuyo nezimutwala mpaka ku mudaalaAbemboozi nebanyumyaAbaduuze nebaduulaAbamanya nebamuwa nti ye magatto wabweNgolwo mukene adibyeLandlord abanjaNga nomukyala anobyeOoooh magatto wabweBuli jeyagendanga (magatto)Baamukyawa bambi (magatto)Olwendabika ye enfanana ye baamutuuma elinnya (magatto)×2Abantu bensi eno baakulaKyebakulabako kyebakutuumaWaliwo abakuyita magabaliAbalala bakuyita bisaatiWaliwo abakuyita omugumbaAtabandi bakuyita mwavuNaye katonda gwetwakirizaTasosola mubantuKabakunyomeKabakuvulugeBakuyite magatto atalina futureLulikya nga bwelukyaNga mukama akwanukuddeWesange ngotudde nabalangilaNga bakkakanyeNga nelinya lyo likyuse abade magato ngoyitibwa bossMumwaka mulimu omweziMumwezi mulimu olunakuMulunaku mulimu esawaJeyategeka nti alikikolaDala alikikola (Alikikola)Bwatyo bweyagamba (Alikikola)Toterebuka gwe (Alikikola bwatyo bweyagamba nti talikuleka)Gwe gwebayita magatto (alikikola)

Top Songs

Kagwirawo