Kulabisa - Dave legacy

Kulabisa

5.0 of 5 stars
32 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kulabisa Lyrics

Intro,

Okibakubye Ekizziki Nokibatamya,

Naye eno gyenkubye siyakubatama!

Kano kapya tuzzina nga tukitama

(Ka)X2...Oooooooh...Call me Legacy

Course,

           Naye kano Ka kulabisa (Labisa!)

        Mbakubisa Ndabika (Wammma)

    Kano akazzina kakulabisa (Labisa)

Bwemba nkazzina tontakula(X2)

Verse,

        Adj nyongezza kubeat Legacy mbalabise

      Kazzina kanyuuma nyo kambaffalalise

  Ebyenkya byankya tuli mukikesa

(Labisa)X2.......kano bwoba okakazzina 

Kati kola bwoti kyuuka tukazzinireko nefoti

Okazzinye bulungi osinze ne Fati..,..

Olikamulemye atude kumati (Hehe)

Kati nyeenya ebina nga bwo kilila

Eee Ku Tama mpola nze nkuyila money

Time to rejoyce gwe tewekwatayo tolinga Oli Loyce....(Olabisa)

Course;.........

Verse;

      Labisa mpola tukimanyi olinako

  Naye kansubire tewalumba Fako

Tulibavubuka Nvuumulo ffe tudako

Sente tukola tetusabiliza Mpaako

Tunyilira skine mwana twefako 

Oyagala kuyiga kale nkopaako

Shake Ur body gwe nawe obalabise

Laaba......

Akagatto nakubye kapya mundeeke nkalabise

Olina IPhone ffe Samsung totulabisa

Gucci Varsaci ntide

Louis Vuitton tidde

Ffe tuzzina kano Kati gwe oba ozzina biki

....

Course;.......

Ending;

         Tuwanike emikono wagulu 

  Nga

        Twebazza mukama Almighty

Akuwade obulamu wesanyukire

Ebyenkya... byankya nze ebyo sibimanyi

Kati wezinire 

Ebyokunywa bakuwe gwe wenyweere

Course;

Top Songs

Kagwirawo