Jendi Eno oh oh
Ebikemo binkema
Oli ansubiza kuntwala Kenya
Mazima oli eyo mawanga okola
Empaggi za love zuiyuga ah
Ziyuga
Enkovu zo Mukwano
Zivunda ah ah
Zivunda
Wansubiza ekibuga e Qatar
Bali Eno banzisa enyotta
Nkoye ebya love eyomutaale
Nkoye whatsapp Jangu ondabe
Ziyugaaaaaa
Ssebo Kadama wange
Komawo Kadama wange
(Bambi komawo)
Ssebo Kadama wange
Gukumissinga Nyo Mukwano
Gwange
(Bambi komawo)
Kadama wange (hey)
Komawo Mukwano Gwange
Komawooooo
Baby come back
Binuma Tebiwona
You were my luck
Mukisa ogutakoma
Tonzikiliza ng kibuga kya sodoma
Light up mi dark
Mponya ekizikiza
Kale Singa oba Wagenda
Nobufananyi bwo
Singa oba Tewaleka
Kisumuluzo
Enju Etunula Engamba
Wadiiba mulo
Tebikuyamba eri gwewesibako
Muko
Chorus:
Ssebo Kadama wange
Komawo Kadama wange
(Bambi komawo)
Ssebo Kadama wange
Gukumissinga Nyo Mukwano
Gwange
(Bambi komawo)
Kadama wange (hey)
Komawo Mukwano Gwange
Komawooooo
Nyambula lwaki tewasima nga byenkola
Byongamba
baby nsasila
Okomba ku gulu mbulira kyoyenda
Buzibu bwa nfuna yange
Baaba
Enfuna yange
Kale mama
Buzibu bwa nfuna Yange
Baaba ah a
Enfuna yange
Kale maama