Chai We Njaye - Omutuume Planet

Chai We Njaye

4.4 of 5 stars
946 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Chai We Njaye Lyrics

Yenze fire boy Planet

VERSE 1

Twagenze nabaana b'egaaza (eeh

Okuzika che? (Chairman)

Matugano si Mombasa (eeh)

Ly'ebazika che ? ( chairman)

Nga Omwaanyi effujjo ly'egaaza

Atiko wano ne munne musuuza (tunyumize)

Babamazeeko omuceere nebakwata enjaga nebasa mu chai

Kati olumbe lukyankalanye buli muntu kulumba

Ali so high 

Wulira amaanyi g'enjaaye

Nze akulabila amaanyi g'enjaaye

(Owaaye muto wange)

CHORUS

Ffe tuli eno kulumbe! (Kulumbe)

Chairman yafudde!! (Yafudde)

Naaye vybe ekutte bitya? 

Omwaana yalunze chai w'enjaaye

Chai we?

Omwaana yalunze chai w'enjaaye

(Naaye baana mwee)

Chai we!

Omwaana yalunze chai w'enjaaye

VERSE 2

Aah nsoose okulaba nyazaala nyazaala

Nga akuba butterfly (n'entya)

Ngenda olaba sezaala sezaala

Atambuza mikono nga nte (n'entya)

Obwedda Namwandu akaba mpulira nga

Ah Sheebah yayimba (elyo sadda)

Obwedda abasajja bakaba mpulira nga

Mu baseline (eno njaayee!)

Ate ekyatuse naku nze obwedda maanyi

Nti nno tuli ne UK (aah)

Nti tugenze kuzika kuzika ono queen Elizabeth (vaawo awo)

Atiko byobadde oyagaala siku

Sikusanga e kampala (atiko)

Atiko byobadde oyagaala

Atiga Atiko sikusanga e kampala

Atiko byobadde oyagaala

Sikusanga e kampala

(Owaaye muto wange)

VERSE 3

Olwo tulinda omupatiiri

Alye asabire omugenzi tumusibule

Nezileeta omupatiiri tugenda

Okulaba nga Chris Brown

Nga akoleesa akayimba ku zino ezimu ezimu

Ezi sibuula abagenzi

Wabuula yatukubye vybe

Ffena mu Tent ne tuwunya vybe

Olira otya mu sowaani yange

Owaaye olira otya mu sowaani yange

SONG _CHAI W'ENJAAYE BY OMUTUME PLANET 

LYRICS WRITTEN BY FABULOUS FESSI OFFICIAL

Top Songs

Kagwirawo