Intro
Ndukuwe Ndukuwe?
Oba nduleke?
Eyali muka doctor,
Kati wa kagutta
Eyali owa kagutta,
Kati wa doctor
Goesteady, prima'waanda
Ate lili pazo, adatinga Nichol
Cephco abakazzi olina bangi nyo,
Olabika okozesa muloondo na mkwacho,
Oyambala oba byalaali?
Onywamu ka chai ake njjaaye?
Saha ne sheebah, oba beyaggala?
Na balabye ku Rodge Ekabalagala
Oyo chameleon,
Yayawukanye ne zuena
Ne Bebe cool
Takyeguya Daneilla
CORUS
Ndukuwe Ndukuwe?
Lumppe lumppe
Oba nduleke?
Naawe lumppe
Ndukuwe Ndukuwe?
Oba nduleke?
Naawe lumppe lumppe
Ndukuwe Ndukuwe?
Lumppe
Oba nduleke?
Naawe lumppe
Ndukuwe Ndukuwe?
Lumppe lumppe
Oba nduleke?
Naawe lumppe
Musuuza ne Rema ba kyeyagala
Ani ayagala'mawulile amalala
Sheila sente ttazzegguya
Nay'ate Omusajja, amweegguya
Waliwo gempulila
Anhh
Nti Grenade alina emissale
Ago agamanyi awanike'mikkono
Ago nttemela ngakuwe
(Silina bumaali)
Waliwo gempulila
Nti spice ne Rodger bali luno
Ago agamanyi awanike okugulu
Ago nttemela ngakuwe
Ndukuwe Ndukuwe?
Lumppe lumppe
Oba nduleke?
Naawe lumppe
Ndukuwe Ndukuwe?
Lumppe lumppe
Oba nduleke?
Naawe lumppe