CHORUS
Yono queen ono
Gwe ndota bulijjo
Matumbi budde kiro
Ohh my God yono
VERSE I
Mukusooka kyalinga kirooto
Face yakuba nga kiboko
Nkumbe beauty ye motto
Omutima negugamba hooo
For real toli wa bulijjo
Just oli big boss
Wettega ride I bring my horse
Oba pics gwe okube pause
Mpulira kati ndi similar [ with you ]
Weguba mupiira gwe oli premier
I just need a lot
Mpulira bibyo gwe gamba go
[Nze no nze siteredde
Lemme be with you every day] X2
VERSE II
Woba food ompadde energy
Akuteka nze mulwaza ka alajje
Everything easy just ohh yeee
Obulamu good era yes
Nze abuza what's your planet
You're like a good oli ku market
Okubye banji just like a rocket
Guno gwe mukisa kuba nfunye token
Mpulira kati ndi similar [ with you ]
Weguba mupiira gwe oli premier
I just need a lot
Mpulira bibyo gwe gamba go
[Nze no nze siteredde
Lemme be with you every day] X2