Nyweza - Griks KaZiKuBa

Nyweza

5.0 of 5 stars
4 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nyweza Lyrics

Verse:

Nze bwo nggana nfuka masikini
Bwo tanjagala obera ondese kaba
Love yo envuga nga gaali Baby sota tonta
Oba nkutereko ka chai akaliko akadalasini oba nkuwe akajjani
Kabugumu nga kekasuse nkowola nkutereko ka fan

Chorus:

(Nyweza)
Kabe katinko bya kubalumya
(Nyweza)
Love jenkuwa inar reality
(Nyweza)
Kabe katinko ba kukwetamwa
(Nyweza)
Ndi wakukwagala mi no resistance (×2)

Verse:

Mpa omukisa nkuwe omutima
Mu loving yenze abakira
Byona byobade ononya
Kakana nze nenkuwa
Love njongeramu ebisoko
Nyweza wokute tonta
Leka ku limbibwa bali abaffere
Omukwano bagukyanga nga tena

Chorus:

(Nyweza)
Kabe katinko bya kubalumya
(Nyweza)
Love jenkuwa inar reality
(Nyweza)
Kabe katinko ba kukwetamwa
(Nyweza)
Ndi wakukwagala mi no resistance (×2)

Verse:

Oli ku nsulo jira olembeke
Kungula nalima byabala
Gwe bwoba kalimiro yenze mukabazi
Mu bya love call me the farmer

Chorus:

(Nyweza)
Kabe katinko bya kubalumya
(Nyweza)
Love jenkuwa inar reality
(Nyweza)
Kabe katinko ba kukwetamwa
(Nyweza)
Ndi wakukwagala mi no resistance (×2)

Top Songs

Kagwirawo