Mood - Romie Wine

Mood

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mood Lyrics

Intro:; Ooohhlululululululu
Riddim Riddim Nessim Pan Production Pan Riddim... Mo faaaaayaaa 
Riddim Riddim Ah Romie Wine Super Badi Yeaahhh..
Verse 1: Byakunywa byebinyumisa eno endongo,
Kyenva nkeesa nga silina bujonjo,, omanyi nze ne zi vibe zange Kekabondo .
Mpozi ne ba nalulungi abesaze obukondo- nga sinafuka munywi wa lulango nga banvuyisa, nga ntuka ku mulyango bouncer anziyiza nsaba ka beer ne waiter andwisa, naye kati mbalina ku kido..
Omanyi kano kano ka beer katugatta Tujja nga tetwemanyi tuvawo tuzigatta Owekololo now'empererwe mu nzigotta Nyanja ya beer katujiwuge nga bubaata...
Semi chorus:; Hello dear, Nze neddira Ngo Seddira Beer Musimbi gugwo twala ombere ku near.
Becaz da way yah bubble ontadde mu fear, era mwendi mu mood.
Chorus;: Iam in the mood yakukuba kidongo, olwalero kudigida...
Enaku ye jjo  nze njikubye mugongo, olwalero kusanyuka..
Semi chorus:; Era bwaba beer, beer (bakuwe) onzinila bulungi babuwe
Owomesa beer beer (bakuwe), ongondera bali bakulaba
Verse 2:; Ate nze, Bwemba nkugambye time ya Party, tewaba mbalirira tewaba Kamati, mwenna bwetwatoba saawa ya kati
Atalese waka bayonka opapa ki 
Saawa ya beer byobigula mbigula nze sikusudiya
Ate after party olutuuka bwe Pata, nkussa ku front seat netuvaawo mu nkatta, (ofunye zaddy kiki ate)

Hello dear, (gwe) nze neddira Ngo seddira Beer..
Musimbi gugwo twaala ombere ku Near,
Becau the way you bubble ontaddemu fear
Era mwendi mu mood..
Am in the mood yakukuba kidongo,,,,
Olwaleero kudigida….
Enaku yejo nze njikubye mugongo oooh…
Olwalero kusanyuka..
Era bwaba Beer Beer, (Bakuwe)
Onzinira bulungi Babuwe..
Owomesa Beer Beer (Bakuwe)
Ongondera bali bakaluba…..

Ooooohlululululuuuuu. X 4. END

Top Songs

Kagwirawo