INTRO:
Treaky Boyz Music
[VERSE.01]
Gun'o mutima gugwo nyabo
kankukwase osigale nga wetayaaa...
Nabino bibyo nnyabo
oli omu abalala sikyegombaaa...
Manya love yo nina fogo
ey'a balala nagisimuulaaaa....
Ndi mwetegefu twala muntuwo
abasigadde baneyiyaaa....
Lynn wankub'eri tonnalabuka
Essanyu ndisanga muggwe mwana wa nnyabo
Lwaki tojj'eno nonjuna nze nompony'o buwuulu..
Iyeeeah
U gat a nice body gyal me love your body
Wooli siyoya kukwata ku anybody
Nebuuz'o zalibwawa! Ova Kigali?...
Yeggwe gwendaba
Kubali ntunulawo bbali
Nebwolaba nkol'ebbuba oli so emotional
Emberaazo ziri so motivational
U rule deep in me
Gyal hope u know
Give me your finger owon'a bayaaye baakuno.
[CHORUS]
Lynn matira by'okola
Gyal me love the way u are
Beibe olinzis'e bbuba
Emberaazo zezintengulaaa....
Lynn matira by'okola
Gyal me love the way u are
Beibe olinzis'e bbuba
Emberaazo zezintengulaaa....
[VERSE.02]
Katonda bweyaly'atonda
obulungi yabumalira kuggwe
Gira tubotol'e kyaama
Obwama buvuge nti amatutte
Ndi so addicted to yo skin color
Abalungi nga mmwe u ready know
muli ba bbula
Nebwetuba mu birooto nkububiraaa...
Mbuba
Kubanga kikugwana
Nebwolaba nkububira Oli so emotional
Emberaazo ziri so motivational
U rule deep in me
Gyal hope u know
Obulungibwo kwebaakola bu filter bwakuno
[CHORUS]
Lynn matira by'okola
Gyal me love the way u are
Beibe olinzis'e bbuba
Emberaazo zezintengulaaa....
Lynn matira by'okola
Gyal me love the way u are
Beibe olinzis'e bbuba
Emberaazo zezintengulaaa....
U gat a nice body gyal me love your body
Wooli siyoya kukwata ku anybody
Nebuuz'o zalibwawa! Ova Kigali?...
Yeggwe gwendaba
Kubali ntunulawo bbali
Nebwolaba nkol'ebbuba oli so emotional
Emberaazo ziri so motivational...