Towanika - Homeboiz

Towanika

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Towanika Lyrics

Verse One

Towanika omusiisi wa chapati

Lulikya lumu

Ng'ovuga benzi 

Ng'ovudde kwabo abateesi

Era nga obuuse ba kifeesi

Kuba bo bakwagala mu case

Era nga tebakuwa na respect

Basomesa baakola good comment

Kuba wali best mu all subjects

Chorus

Towanika, gwe tossa mukono

Towanika, gwe tossa mukono

Lulikya lumu ng' ovuga hammer

Lulikya lumu ng'ogenze e bama aah

Towanika, gwe tossa mukono

Towanika, gwe tossa mukono

Lulikya lumu ng' ovuga hammer

Lulikya lumu ng'ogenze e bama aah

Verse two

Please never give up

Suffering is not the end of life

Work hard tomorrow you will have a better life

Work hard atakole talyenga

One nawe olirya empanga

Bakusomeko be mawanga 

Ebyafayo okole bya Kabaka mwanga 

Era nga kituufu yegwe abasinga

Era obayamba ne bafunna ekyokulya

Naye abantu bensi eno tebasiima

Baagala kumalawo katono k'olina

Era bo basanyuka nnyo ng'ofiirwa

Chorus

Towanika, gwe tossa mukono

Towanika, gwe tossa mukono

Lulikya lumu ng' ovuga hammer

Lulikya lumu ng'ogenze e bama aah

Towanika, gwe tossa mukono

Towanika, gwe tossa mukono

Lulikya lumu ng' ovuga hammer

Lulikya lumu ng'ogenze e bama aah

Verse three

Towanika okufuna victory

Okole ebyafayo mu history

Good manner SI kutunda ivory

Abavuganya basigale mu primary

Enemies likers mukole boundary

And you make a big family

Obeere asinga mu century

Oyamb'osinge ba missionary

Ng'oyina oxford dictionary

Bali basigale my theory

Nga gw'obikola practically

Ababbi obatwale mu disciplinary.

Chorus

Towanika, gwe tossa mukono

Towanika, gwe tossa mukono

Lulikya lumu ng' ovuga hammer

Lulikya lumu ng'ogenze e bama aah

Towanika, gwe tossa mukono

Towanika, gwe tossa mukono

Lulikya lumu ng' ovuga hammer

Lulikya lumu ng'ogenze e bama aah

Top Songs

Kagwirawo