Verse
Chactinga demawe dowawerlo
Apa kuteego ata dowalwenyo
Mtengomwa watingolkwomalai gwee.. eeh
Waaweero
Nongodomawero
Waaweero kuteeko
Wamuntu jumamuntu one
Waaweero
Nongodomawero
Waaweero kuteeko
Wamuntu jumamuntu one
Unchangeable awekuu
Chakale mukolej omaketere
Waki mutufuula nga abadongo
Olukyuka kiso mugongo
Mubiveeko tebibakwatako
Ngamba mw'abatagaliza banamwe
Mwagalize mukuze ensi yamwe
Atagaliza Oyo tayagala nsi ye
Chorus
Abaagala ba Homeboiz (yeee..)
Abatagala ba Homeboiz (hmhmhmhm)
Abaagala ba Homeboiz (yeee..)
Abatagala ba Homeboiz (hmhmhmhm)
Mikono wagulu mikono wagulu paka Eri ku gulu
Mikono wagulu paka Eri ku gulu
Mikono wagulu paka Eri ku gulu.....
Wagulu paka Eri ku gulu,
Wagulu mikono wagulu
Wagulu paka Eri ku gulu
Mikono wagulu...
Verse two
Bataka bagwira tubanirize
Mubbi wuyo gwe mubulirire
Yamba abantu b'ekikutundu Kyo
Uganda ebaawo lwa manyi ggo
Tosombolera banno malogo
Balekke nabo baffune ku kawogo
Omutima gwo gusiige omuzigo
Emitim'emibbi gyakoma long ago
Wofuna ak'okulya muweeko alyeko
Muyambe awone kwashiorkor
Obulamu bee nawe bukukwatako
Luliba olwo nga yakubeererawo
Chorus
Abaagala ba Homeboiz (yeee..)
Abatagala ba Homeboiz (hmhmhmhm)
Abaagala ba Homeboiz (yeee..)
Abatagala ba Homeboiz (hmhmhmhm)
Mikono wagulu mikono wagulu paka Eri ku gulu
Mikono wagulu paka Eri ku gulu
Mikono wagulu paka Eri ku gulu.....
Verse three
Bana Uganda ffe tukwatagane
Buli kimu ekyaffe tukigabane
Ffe tubeere wamu ate tukolagane
Ekituufu, ffe tukwatagane
Tekweetematema ffe tosonyiwagane
Bwofuna endodo ffena tulye ffene
Bwofuna empuuta, totuliisa mukene
Mukama God fenna atulaba
Okufa death si kyetwagala
Kukiliza faith, ffe kyetwetaaga
Unite, kwegata kyetusaba
Yeah, ffe kyetusaba
Outro
Boswell pan production
Homeboiz pan the tracko
Weston, heeh
Alongside vectors' music
thank you Weston
Peace and love