Chorus
Enzikiza
Siyina kyendabaa..
Enzikiza
Siyina kyendabaa
Verse One
Okuviira ddala kumukulu mutto omumpi no muwanvu
Abazadde taata maama baagwa wansi eyo mukiwonvu
Ekyemagombe bayitwe Eri enzikiza mubwangu
Kati badira mu birooto bisulo binnono sibyangu
Kati laba, mpitira walanyo amakuubo nenjuba.
Guno omumuli, ngukutte bwomu sirina gwendaba.
Chorus
Enzikiza
Siyina kyendabaa..
Enzikiza
Siyina kyendabaa
Verse two
Nzunno ntambula
Wakati muntiisa nokubunda
Homeboy nadawa
Enzikiza musaayi wetatuuka
Laba abantu abaaberanga musanyu mirembe n'okuteeka
Nga tweyanzanga mukama mirembe mu tukutenda
Abazadde bonna benyigide mu mwoyo emikyamu
Emiwendo najjo jetuze ku batto mbukyamu.