Ndabye ebyambalo binji ekya Yesu kyo kisinga
Ekya Yoswa wakimwambula n'omwambaza ekyambalo kyo
Ayi Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo kyo
Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo
Ayi Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo kyo
Ooooo
Gwe wekka ayinza okunyambaaa
Leero kwekusaba kwange onyambaze ekyambalo
Taata kwekusaba kwange ompe amanyi nange bulijo
Wayambaza Joshua n'omuwanguza aaaa
Nange Kaninde Omwana wa Katonda atakyuka oyo alindokola
Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo
Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo
Ayi Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo
Ooooo
Gwe wekka ayinza okunyambaaa
Nyambaza Kabaka munange
Nyamba omukwano gwo Mukama
Nyambaza omukwano gwo Mukama
Pafuta y'obutukirivu
Nange njetaaga Mukama
N'ekyambalo kyo
Nyambaza omukisa gwo Mukama
Nyambaza okuganja kwo Taata
Nyambaza Kabaka munange
Nyambaza ekyambalo kyo
Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo kyo
Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo
Ayi Yesu omunaazalesi nsabye onyambaze ekyambalo
Oooooo
Gwe wekka ayinza okunyambaaa.