Chorus:
Tukola Ssente,
Tuwola Ssente,
Era Tusigga Ssente,
Yeffe Abagagga Abatto,
Yeffe Abagagga Abatto ,
Tuyite Bazankeera aah,
Yes We Can,
Yes We Can, Yes We Can iih
Yes We Can.
Yes We Can, Young Riches
Ani Awakana.
Verse. 1
Bagagga Nabagagga Bagalana
Ekilevu Kilekerera Ekisigge
Nekigenda munviiri, Nekatonda
Gweyawa Abaganda Balugera
Nennume Ezzaala, Kati Kola
Ssente Ffuna Ssente Zo
Yagala Akwagala Ensi
Ekugondere , Yeffe Abagagga Abatto Abakola Ssente
Yeffe Abagagga Abatto Abawola Ssente, Tusigga Ssente Twekulakukulanya ffe tetuli kwebyo ooh, Gwe Owennuggu uuhu , Ffuna wodda ewaffe wakulemye ,
Gwe Owennuggu uuhu Ffuna wodda ewaffe wakulemye.
Verse 2.
Mbiwulira eyo ngabatugeya mbu ffe Abagagga tuli munyanja
Ebibiina byetukola bya illuminati
Enyumba Zetuzimba Mbu mulimu
Ebisenge ebitagulwa
Bwogula akamotoka newaffa omuntu mbu omusadase
Tuve mulugambo tukole banange
Tuwomerwe obugagga