Amazima gava mutima
Love enzunziza entadde mubwengula
Simanyi kyembadde
Naye mpulira omutima gwange gukubagana, Eyi
Nze mbadde awo, ngebya love nabikubira jambo
Bambi tonkyawanga
Kuba maama oliba onkubye omuggo mugongo
Tukole endagaano
Nti nze nawe baby tetulyekyawa
Bambi tukole akalagaane
Nti mukwano olibeera wange lubeerera
Eyi, tukole endagaano, nti nze nawe baby tetulyekyawa
Bambi tukole akalagaane nti mukwano olibeera wange lubeerera
Ouh, oh mukwano
Kano kavudde ku mutima gwange
Bambi nkusaba wobeera eyo
Kimanye nti eno eriyo akuyagala
Nasiima gwe, njagala gwe baby sirinayo mulala
Abanefasa nabaleka mbitaala
Nange bambi nkakasa nti wuwo
Omponye eno enaku enzijudde ku mwooyo
Nayagala gwe baby abalala nengoba
Kati bwondekawo nawe mba mubbanga
Naye nga, ddala muli ki ennyo
Ekikulesa akwagala ogende ku bajambuzi
Baby ndi wuwo bbanga lyonna
Nsubiza nti nawe nno tonte
Ndikukolelera baby osaana nte
Nolwekyo tukole endagaano..
Tukole endagaano
Nti nze nawe baby tetulyekyawa
Bambi tukole akalagaane
Nti mukwano olibeera wange lubeerera
Eyi, tukole endagaano, nti nze nawe baby tetulyekyawa
Bambi tukole akalagaane nti mukwano olibeera wange lubeerera
Amazima gava mutima
Love enzunziza entadde mubwengula
Simanyi kyembadde
Naye mpulira omutima gwange gukubagana, Eyi
Nze mbadde awo, ngebya love nabikubira jambo
Bambi tonkyawanga
Kuba maama oliba onkubye omuggo mugongo......
Words and lyrics by Tazz Beats, Charlie Mpanga..