Intro
Hello predator Bwomala okutya Katonda nebazaddebo omuntu gwoddako okutya TYANGA KADAMA , VCUPSTAR bwembakuba sibaweza sibata
Chorus
Bali bagundi tobatya Tyanga kadama Tawabulwa tasobya Tyanga kadama Tebamunyaga Tabibwa Tyanga kadama Tya Tya Tyanga kadama
Verse one
KADAMA omukazi kyekitonde ekisikiliza, Asanidde okutibwa kuba tasabiriza, Akola senteze okubako byamaliliza ,nebwaba talina amanyi yewaliliza,Kadama Yenna waali asaana Akwatibwe Nga Feeza ,Kàdama yekolerela tasaba zakameeza ,Bakolera mubazibu Abawarabu Abasooza ,Abamu balumizibwa batika nebabaza
Kati gwe tonenya kadama avimba mu hummer sebbo gwe tonenya kadama afuuse omusama Alikumanyige asaana a were ku gamma, Bwagejja ku Tama tobiyita bitamatama Nkugambye tonenya kadama avimba mu hummer sebbo gwe togeya kadama afuuse omusama, Ali kumanyige asaana anwere ku gamma Bwagejja ku Tama tobiyita bitamatama
Verse two
Sente Yakadama Yona egweera mu Uganda naye ate Ekinuma abamubba baluganda, Nakimuli Bamufera Omuzimbira akayumba,Ye teyamanya Nti Baali bamulimba Omwaka Mulamba yali asindika Ezizimba naye ate Kyanaku Ezimuza twazisonda , Ye mugume Yakomawo Polot bagitunda yesiiga Omu mukama Katonda, Operation Kukyuusa situation Kati gwe tonenya kadama avimba mu hummer sebbo gwe tonenya kadama afuuse omusama Ali kumanyige asaana anwere ku gamma Bwagejja ku Tama tobiyita bitamatama Nkugambye tonenya kadama avimba mu hummer sebbo gwe tonenya kadama afuuse omusama Ali kumanyige asaana anwere ku gamma Bwagejja ku Tama tobiyita bitamatama
Verse three
KADAMA yena waali asaana maximum respect okukola kwateeka nebwaba tayagadde tomunenya obutadamu message yo mubudde olaba afumbira omuwarabu emeere etayidde kadama omukazi kyekitonde ekisikiliza Asanidde okutibwa kuba tasabiriza Akola senteze okubako byamaliliza nebwaba talina amanyi yewaliliza Kati gwe tonenya kadama avimba mu hummer sebbo gwe togeya kadama afuuse omusama, Ali kumanyige asaana anwere ku gamma Bwagejja ku Tama tobiyita bitamatama Nkugambye tonenya kadama avimba mu hummer sebbo gwe togeya kadama afuuse omusama Ali kumanyige asaana anwere ku gamma Bwagejja ku Tama tobiyita bitamatama.