Jeff matt Jeff matt Jeff matt...
Omukwano gwo gwegundi mubwongo
Nguterese ng'enswa mulusoggo
Twerage tuwanike ebbango
Tuwangale ng'enfuddu zemengo
Atukeneka tumukube omugomgo
Wabule atusalira omusango
Bonna nabaleka nga balina enkobogo
Ate nga tebalina birungo
Nze noon twafuuse balongo
Era kabaani ku ndongo
Mada kayz nkubira ekidongo nze nkyezeemu
Nowange omulongo
Lwakuba gwe olwaawo okulabika
Akusingeeno tanalabika
Otukula nyoooo nga malayika
Wamponya Bali bamakanika
Lwakuba gwe olwaawo okulabika
Akusingeeno tanalabika
Otukula nyoooo nga malayika
Wamponya Bali bamakanika
Love enyuma nga muli babiri
Keebe naku banange edda kubbali
Sijja kusubiza nze byesitalina
Nti ndikuzimbira enyumba eyakalina
Bakusubiza eggulu eryo lyebatalina
Olwobulungi bwo mukwano mwattu bwolina
Wamma baveeko abo bagala alina
Nebakujjako ate nekyo kyolina
Nze nkusubiza omukwano ogwoluberera
Nebwoddawa kabiite nze ngoberera
Nze noono twatta mukago
Amukwatako nze musala bulago
Talina wakyaamu yadde akamogo
Yandiba yaveeyo mukigo
Talina wakyaamu yadde akamogo
Yandiba yaveeyo mukigo
Lwakuba gwe olwaawo okulabika
Akusingeeno tanalabika
Otukula nyoooo nga malayika
Wamponya Bali bamakanika
Lwakuba gwe olwaawo okulabika
Akusingeeno tanalabika
Otukula nyoooo nga malayika
Wamponya Bali bamakanika
Omukwano gwo gwegundi mubwongo
Nguterese ng'enswa mulusoggo
Twerage tuwanike ebbango
Tuwangale ng'enfuddu zemengo
Nze noono twafuuse balongo
Era kabaani ku ndongo
Mada kayz nkubira ekidongo
Nze nkyezeemu nowange omulongo
Lwakuba gwe olwaawo okulabika
Akusingeeno tanalabika
Otukula nyoooo nga malayika
Wamponya Bali bamakanika
Lwakuba gwe olwaawo okulabika
Akusingeeno tanalabika
Otukula nyoooo nga malayika
Wamponya Bali bamakanika