Tumbula - Easy Bento

Tumbula

5.0 of 5 stars
7 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Tumbula Lyrics

A  EASY BENTO..

PUMA BEATS

UUHHUHHHWOOWOOO

EEHH..EEHHHH

KIKUBE...

EDDA WALIWO AKADDE

NG'ENKUBA BWEKUBA ETOBYA..

BWEBINDA ONOONYA WEWEGGAMA..

NGABALI MU MUKWANO BAKUGAMBA KIMU NTI OSUBWA..

UUHHH UUHHHH...

ATE WEBUKYUKAMU OBUDDE..

NENTUYANA NGA MATABA..

OLUMU NEERABIRANGA NEWENSULA..

GGWE ATALI MUSAAYI WAMPITA OTYA MU MISUWA..

EEHH EEHH...

GGWE WANESIGAMA KU MUTIMA...

WANSONERA DDALA WAPIMA...

KU BYOBUGAGGA BYEWASIMA..

NEBYASIGALIRA MBIKIMA...

EEHH EEHHHH....

CHORUS;

KATI TUMBULA NINA EBIBYO NDEETE...

NDI KU MUKUTU SIVAAWO NKYOGEDDE..

TUMBULA NKUWE EBIBYO TWEKYE...

NDI WAKUKULAGA NTI NKWAGADDE..

BEBIE TUMBULA NINA EBIBYO NDEETE....

NDI KU MUKUTU SIVAAWO NKYOGEDDE...

TUMBULA NKUWE EBIBYO TWEKYE...

NDI WAKUKULAGA NTI NKWAGADDE...

HIII OLI KIFO OMULI AKALOOSA...

UUHMMM

OMUTIMA OGWALI GIYEBAYEBA WASIBA WAMU NABUGOGWA...

UHHMMM

NEBWOLIGENDAWA  NKIMANYI NAKUSSA WALI MUKISOOKA..

UUHMMM..

OLINA ENGERI GWE GYONZIKAKKANYA NGOMWANA MU MASUUKA..

UUHMMM....EEHHHH 

MA BEBIE WAMMA SLAY..

YO BODY BAM BAM SHLEY...

KUBYESIMANYI ONSAASIRE..

NANGE BINSUKAKO BABUWE..

GGWE WANESIGAMA KU MUTIMA..

WANSONERA DDALA WAPIMA..

KUBYOBUGAGGA BYEWASIMA..

NEBYASIGALIRA MBIKIMA...

EEHH EEHH...

CHORUS:

Top Songs

Kagwirawo