Intro
Zino zino zino, nsonga zamutima
Njagala ondage omukwano tondaga eryo tima
Kiki ekyakunzibya amaso abalala sibalaba ahaa..
Verse 1
Olumu ndowoza nti ninze ekimala
Kekaseera nonyeyo ekubo eddala
Nekyanga nekyanga ngudde
Mukitimba ky'omukwanogwo era
Bridge
Baby come on nawe emyaka giduka
Kano kekaseera mwenina okufunira
Bwendowoza kigwa leero ate nompavuya
Omukwano gwafe ngukwatilidde ekimala
Njakwekyanga lumu ngukwase omuntu omu lala
Guno omutima atunge ebyo byomenye
Yadde byongera naye NGA okumisinga baiby kinemye okumenyawo Eeehiyeh..
Chorus
Mumutima gwange oli number emu
Era natondebwa kuba yo number emu
Mumutima gwange oli number emu baiby eehya.
Naye gwe. (olwanyisa fate *3)
Naye gwe(olwanyisa fate *2)
Lwaki olwanyisa fate .
Verse 2
Bwentyo bwensula ngandowoza Lero ogenda kujja gyendi
Ngabwerukedde era bweruziba
Ngasikulabyeko nendwala
NGA mumutima nkumisinga
Gwe ngoli ku beach ochilinga .
Bridge.
Verse 3
East or West, home is the best
This time around, I have no where to hide
So my baby am coming home ohouho ahah.
I don't know why
Being betrayed by my own heart
Whenever I try to run away from you
En you, najuwa wutatembeya everywhere
Lakini awutapata mtu kamamimi.