Bikolwa - Trilex hi-sense

Bikolwa

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Bikolwa Lyrics

 Nevy beats

Nze seesoma mbakubisa bikolwa..

         Mbakubisa bikolwa

Sikweraga mbakubisa bikolwa..

        Mbakubisa bikolwa

Nze seesoma mbakubisa bikolwa..

        Mbakubisa bikolwa

Sikwenyumya mbakubisa bikolwa..

        Mbakubisa bikolwa

Sinyumirwa bulamu bwakwerumya

Lubanga neerumya nnyo giri           emyaka.  Era.. 

Saagala bulamu bwavvulugu

Njagala bulamu bwakuseka

  Nga buli kyenjoya nkyetusaako

Ekyo kyankaka okukola ennyo

Nakola nenfunayo ku money

Nakola nenzifuna zaawera

  Naye ate ebigambo ebigambo 

Mpulira binji gyempitaayita

 Mpulira mwogerayogera

Mbu neerumya mbu neraga..

     Nze seesoma

Nze seesoma mbakubisa bikolwa

       Mbakubisa bikolwa

Sikweraga mbakubisa bikolwa

        Mbakubisa bikolwa

Nze seesoma mbakubisa bikolwa

         Mbakubisa bikolwa

Sikwenyumya mbakubisa bikolwa

        Mbakubisa bikolwa

Nze nakoowa nokkola abalala basanyuke

Nakoowa okumpaanawaana

Era nerwenfunye ggwe leka ndye ezange

Eza landlord kasita ntereka

Kati ggwe byonjogerera mbu 

Simanyi nze zennina, ssi ntuuyo

Zange maanyi ga nzikiza, 

Nze wamma ndaba weerimba..

Bwennyambala obulunji onzalawa

Lwensuze mu Serena oyogera

N'omuwala gwenjagala onzoleya

Ongamba neesoma .. Nze nkulaga bikolwa emmotoka njivuga 

      Abakyala Nina 

N'ensimbi ninamu mu wallet..ih..

Nze seesoma mbakubisa bikolwa

         Mbakubisa bikolwa

Sikweraga mbakubisa bikolwa

        Mbakubisa bikolwa

Nze seesoma mbakubisa bikolwa

        Mbakubisa bikolwa

Sikwenyumya mbakubisa bikolwa

        Mbakubisa bikolwa

Nakyusa mu style nsanyusa  

   ab'ebigambo mubyetunge

Kyova olaba sikyerumya njagalirawo.

      Ekyo kyenjoya nga ntumya

Jimmy Jimmy abakubisa bikolwa

     Tubakubya bikolwa..

Nevy beats olinawo enjawulo

M neat kabalabe kubikolwa 

Hi-sense ndi wanjawulo nnyo.. ohh

Nze seesoma mbakubisa bikolwa

         Mbakubisa bikolwa

Sikweraga mbakubisa bikolwa

         Mbakubisa bikolwa

Nze seesoma mbakubisa bikolwa..

         Mbakubisa bikolwa

Sikwenyumya mbakubisa bikolwa..

         Mbakubisa bikolwa

Nze seesoma mbakubisa bikolwa...

Sikweraga mbakubisa bikolwa ....

Nze seesoma mbakubisa bikolwa...

Sikwenyumya mbakubisa bikolwa...

                  Nevy beats..

Top Songs

Kagwirawo