It's a promise kay
Kabaka atuuse ka zabikee
Ark boy naye ka atandike
Bikube ebigoma kale byatike
Eno my double double
Omuziki gunyuma nga tuli mu double double
Kasavu kanyama,mbasakata mu double double
DJ koona babiri anti era kibeera kigwa,
Anti bya double double
Omuziki gunyuma nga tuli mu double double
Kasavu kanyama mbasakata mu double double
DJ koona mu pair anti era kibeera kigwa.
Eno mu kidongo tebanywerayo bi bongo
Bwoba osumagira nsaba wesigame ekikondo
Nze mumpe ka space oba kanjiyite faasi
Nga sinabalaga gwe DJ yongeza ku bass
Laba omwana bwanyenya nga talina stress
Gwe bwosayo face bakutadde mu kesi
Bwoba oyagala kwebaka nkuwadeyo ka chance
Ogende ewaka gwe obike ku baby Grace
Bwoba tosobola you can go to any place
Ofuneyo ki maama for just in case .
Okukyakala gwe mmanya guba mutima
Sibuli asonda nti azimba kalina
Gira twewemu ng'ogamba sirina
Gwe bwolifa manya ebibyo nga babigabana.
Eno mu double double
Omuziki gunyuma nga tuli mu double double
Kasavu kanyama mbasakata mu double double
DJ koona babiri anti era kibeera kigwa
Anti bya double double omuziki gunyuma nga tuli mu double double
Kasavu kanyama mbasakata mu double double
DJ koona mu pair anti era kibeera kigwa.
This is a competition
Competition,a competition
Kati kirira nga bwoyambuka
Kirira maama bwoyambuka,
Bwogenda mundongo josanga ba entertainer
Josanga nebiwala biri ebi shina
Jolaba Zi flat terefaina
Josanga ne bi guy ebipimpi..........,
Kati genda mu ndongoo
Olabe life jesibuka
Gwe manya obulamu bunyuma kiroo
Kyova olaba ne ba dj bakola kiro.
A did don Mr dj we gave him a dinner
In the club we dance n we are not dinners
Ku stage njagala abawala a Alina obubina
Nga balina buti ziringa za Cinderella
Sembera Eno nawe tonswaza
Osagala ka dance oba nzirugaze emeza
Nina cash kyoyagala kyendeta
Toloba kyoyagala kikuseza.
Eno mu double double
Omuziki gunyuma nga tuli mu double double
Kasavu kanyama mbasakata mu double double
DJ koona babiri anti era kibeera kigwa
Anti bya double double
Omuziki gunyuma nga tuli mu double double
Kasavu kanyama mbasakata mu double double
DJ koona mu pair anti era kibeera kigwa.
Come on dance floor please we are here
Omuziki guvuga nguwulirira na ku mutima
Ebyana bibuka biringa tena
Gwe, come n dance don't fear
Labayo ono akute Eno echupa ya beer
Owenkoko ayita yita nengera yo agula
Muzeyi mu kabbuti omugongo onagukutula
Land load abanja ebyo tubilabe enkera.
Okukyakala gwe manya guba mutima
Sibuli asonda nti azimba kalina
Gira twewemu ng'ogamba sirina
Gwe bwolifa manya ebibyo nga babigabana ×2