Hmmmm hmmmm Kiki kyenalikoze nonsasira
Omutima notamenya nompuliriza amazima byonkola binsaliza teyalibade gwe nonjabulira Aaaaaaah nasigaza ka ring kwendabirako eyali omulungi yiiiii kyensaba tutule ensonga tuzituze abakade bazisotinge eeehhh your the one in my heart era nze sirikyuka omutima wagutwala aaaaaa
Natala Affia omutima natala Affia eeehhh
Natala Affia Aaah omwana nagumenya eeehhh x2
Love najisa mumutima eyange wateka mukasawoooo nsula eno oooo omutima gusula eyoooo eehh mubulamubwo nafuuka bikadde nkimanyi kangume mumutima Abaganda bagamba nti abalungi ndagala namu tezigwa mulusuku onsudewo kamberewo ooohhh ndifuna anjagala Aaah Omutima gwo wagusiba kamba ogwange guli mubitundu
Natala Affia omutima Natala Affia eeehhh
Natala Affia Aaah omwana nagumenya eeehhh x2
Gw'eyali asinga wali kasuwa kange ntandikirewa mama omwavu ayagalwa nyina Aaah love njitade omutima gumenyese eeehhh kigende nze nkabe oohhhh hmmmm
Natala Affia omutima Natala Affia eeehhh
Natala Affia Aaah omwana nagumenya eeehhh x2
Sometimes in love you don't have to love too much cause the more you love to much
The more you get hurt ...easy come easy go