Nkulinda - Legit Boy Ug

Nkulinda

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nkulinda Lyrics

(NKULINDA)

Nooooh

Ya clark pan this

Legit Boy Official

(Wano ooh)

Puma Beats 

Omutima gwaguma okuva lwe nakufuna

N'embeera yakyukamu omubiri gwo nagufuna 

Wandaga omukwano baby gwe nali sisuubira

Nange neeyama okwagala

Nakusuubiza, siritagala 

Wanjuzaayuza ebyaddala

Lwe wagenda waguleka gukulwanira

Babe nno, noooh 

Kati bikyamu eno

Lwe wandeka wano (wano ooh) mukiyumba eno

Kati ebirooto bye ndoota 

Nabyo bya ntiisa eno

Tolwayo eyo (tolwayo eyo)

Manya nkulinze eno

Mbaayo eno

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Gye wandeka eno 

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Mbaayo eno

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Gye wandeka eno 

Mbaayo era bae nga nkulinda

Nkwatirwa ekisa okomewo tolyejusa

Nakyusamu n'omukwano gwo baby nze najuza

Nagonda gonda nafunamu n'empisa 

Nze era sagala mulala yenna okukwediza

Ebirowoozo bisula eyo 

Nga n'omutima gumanja eno

Nkozesa by'oyagala 

Era nabino bibyo lady.

Naye babe nno, noooh 

Kati bikyamu eno

Tolwayo eyo (tolwayo eyo)

Manya nkulinze eno

Mbaayo eno

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Gye wandeka eno 

Mbaayo era bae nga nkulinda

Mbaayo eno

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Gye wandeka eno 

Mbaayo era bae nga nkulinda

Ebirowoozo bisula eyo 

.........

Nkozesa by'oyagala 

.............

Babe nno, noooh 

Kati bikyamu eno

Lwe wandeka wano (wano ooh) mukiyumba eno

Tolwayo eyo (tolwayo eyo)

Manya nkulinze eno

Mbaayo eno

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Gye wandeka eno 

Mbaayo era bae nga nkulinda

Mbaayo eno

Mbaayo eno bae nga nkulinda

Gye wandeka eno 

Mbaayo era bae nga nkulinda

Top Songs

Kagwirawo