Kanve Ku Love - Legit Boss

Kanve Ku Love

4.6 of 5 stars
14 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kanve Ku Love Lyrics

[Phill Mullinz]

Ontade mu kikompe

Oyagala ntindige engendo wowee!! ohh

Onfude omuweewe ahh!!

Kirabika okwagala musango owaye

Kankute

Eno jentambulira ntambula nga bangi abansekerera

Nonya ambudamya yiiiiiiii Siraba

[Legit Boss]]

(CHORUS)

Kanve ku love nze nkolemu Sente <> [Sente]

Kuba buli omu ayagala alina sente 

Ohh...Kanve ku love nze nkolemu sente [Sente]

Kuba buli omu ayagala alina sente Oh ohh!!

Nze ebintu bingi ebinyiya omukwano eno

Simanyi oba namwe wemuba eyo

Bangi abafera omukwano eno

Alot of pretenders

Kati kanfube

Nkole money ebirala bingoberere eno

Kantobe

Tomanya nange nafuna ekitiibwa

Eno jentambulira 

Ntambula nga bangi abansekerera

Nonya ambudamya yiiii siraba

(CHORUS)

Kanve ku love nze nkolemu sente <> [Sente]

Kuba buli omu ayagala alina sente

Ohh..Kanve ku love nze nkolemu sente 

[sente]

Kuba buli omu ayagala alina sente

[Phill Mullinz]

Ontade mukikompe

Oyagala ntindike engendo woowee

kankute

Eno jentambulira

Ntambula nga bangi abansekerera

Nonya ambudamya yiiii siraba

[Legit Boss]

Nze ebintu bingi ebinyiiya omukwano eno

Simanyi oba namwe wemuba eyo

Bangi abafera omukwano eno

Alot of pretenders

kati kanfube

Kantobe 

Tomanya nange nafuna ekitiibwa

(CHORUS)

Kanve ku Love nze nkolemu <> [Sente]

Kuba buli omu ayagala alina sente

Ohh...Kanve ku love nze nkolemu sente [Sente]

Kuba buli omu ayagala Alina sente.

Top Songs

Kagwirawo