Whiskey - Ava Peace

Whiskey

4.5 of 5 stars
175 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Whiskey Lyrics

Nkusaba whiskey ogula beer  “Ava Peace baibe “
Njagala whiskey ogula beer  “TNS”
Rangerover otumya uber “Nessim pan production”
Lwaki otumya uber “La’voice”

Njagala nziga otunula anganzi 
Kkopa ku sugar daddy we gaaza 
Atalina dollar tonyumya sense , nze nzijaako amaalo gga bus 
Mbuuza oli kuki , gwe atanyumya ssenta oli kuki“osaaga”
Vva jooli nawe , nze bwotazimpa aga mukoti 
         Leeta ssente vva mbiboozi , gwe tta amajja vva 
         Mmu becozzz
         Gwe mmanya obwaavu kabilo 
         Atalina ssente tafumita lindanzi
Twagala ssente , teli kilala twagala ssente 
Twagala ssente , teli kilala twagala ssente x2

Show me maja show you body body
Ntumye nebyenjagala balete kati
Give me benz
Give dis 
Give me dat
Ndaga ku mmanyi tewepika baby
   Atagaba simuwa 
   Atampadde simanyi oba ayagala
   Atagaba simuwa , era simuwa era simanyi oba ayagala

Nkusaba whiskey ogula beer  
Njagala whiskey ogula beer  
Rangerover otumya uber 
Lwaki otumya uber “jensubula love baseela”
          Leeta ssente vva mbiboozi , gwe tta amajja vva 
         Mmu becozzz
         Gwe mmanya obwaavu kabilo 
         Atalina ssente tafumita lindanzi
Twagala ssente , teli kilala twagala ssente 
Twagala ssente , teli kilala twagala ssente x2

Nakupenda beibi wangu 
Nze ekyo nkyatula mulwatu
Naye ne ssente ezo zijje mmangu 
Ssente leeta mmangu
Nakupenda beibi wangu 
Nkyatula mulwaatu……
Nzijja mmu bwaavu mmangu babyyy

Nkusaba whiskey ogula beer  
Njagala whiskey ogula beer  
Rangerover otumya uber 
Lwaki otumya uber ‘aaaaahhhhh
          Leeta ssente vva mbiboozi , gwe tta amajja vva 
         Mmu becozzz
         Gwe mmanya obwaavu kabilo 
         Atalina ssente tafumita lindanzi
Twagala ssente , teli kilala twagala ssente 
Twagala ssente , teli kilala twagala ssente x2

Top Songs

Kagwirawo