Omukwano ogwange
Abey pan the beat
Heart beat hello
Wakulilawa ewatali baloga
Figure yo n'ebisobyo olina
Aga walayi today nze onina na
E
Kati kankulage mummy
Mummy ne daddy
Brother ne sister Jebali
Bakwagalanyo don't worry
(eyi)
Gwe gwenabagambanga
Anantela omunyo munva
ntwala ewamwe jewava
Njagala ndabe abakuzaala
The way you shake your body
Baby you go kill somebody
Nga esaati njagala nkwambale
Nyweza nga omusipi kumpale
Girl twaala twaala omukwano ogwange
Nebwomalawo baby gwona gwonaaa twaala
Baby girl twaalaaa twaala omukwano ogwange nebwomalawo baby gwona gwonaaa twaala
Omukwano ogwange
Gwona gwona twaala
Njagala nkutimbe kubipande
Ku radio bakulange
Ne ku TV yo nakwo bakulabe
Bonna bakimanye nti omulunji wange
Ka face kalunji talina mbalabe
Omwana mulunji nawe mulabe
(E e e e)
Sweet potato
Jangu tuzinemu roketo
Ogonda nga ovakedo
Bwekaba kapila Osinga Ronaldo
Gyal the way you shake your body
Baby u go kill somebody (Hey hey)
Nga esaati njagala nkwambale
Nyweza nga omusipi kumpale
Girl twaala twaala omukwano ogwange
Nebwomalawo baby gwona gwonaaa twaala
Baby girl twaalaaa twaala omukwano ogwange nebwomalawo baby gwona gwonaaa twaala
Tuliba babili nze nawe from January to December
Tokigezanga nonkyawaaaa nonteka mukatemba
Omutima nogutekako ebiwundu
Noguleka nga bitundu
Kilimpisabubi mukwano
Nkusaba tikigezanga no no
Njagala tuwangale
Omukwano gwaffe tuguwangaze
Abebigambo tubalondole
Tubalummye nyo nyo twetwale
(Oh na na na)
Oyokya nga bisanyi
Wambuna buna omusayi
Ondi mubwongo brain
Oli mele elimu vitamin
Girl twaala twaala omukwano ogwange
Nebwomalawo baby gwona gwonaaa twaala
Baby girl twaalaaa twaala omukwano ogwange nebwomalawo baby gwona gwonaaa twaala.